TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omu ku bakyala eyasooka okusoma obwawule afudde!

Omu ku bakyala eyasooka okusoma obwawule afudde!

By Henry Nsubuga

Added 18th May 2019

Omu ku bakyala eyasooka okusoma obwawule afudde!

Pr2 703x422

Rev. Canon Prudence Kaddu kati omugenzi

Ekkanisa ya Uganda eguddemu ekikangabwa enkya ya leero oluvannyuma lw'okufuna amawulire g'okufa kw'omu ku bakyala 3 abasooka okusoma obwawule mu kkanisa.

Rev. Canon Prudence Kaddu eyawummula emirimu gy'obuweereza mu mwaka gwa 2010 oluvannyuma lw'okuweerereza emyaka 42 abadde mutuuze Ku kyalo Nabuti mu Mukono Central Division gy'abadde yawummulira mu maka ga bba, Samuel Kaddu.

Omulabirizi w'e Mukono, James William Ssebaggala ategeezezza Bukedde nti amawulire g'okufa kwa Canon Kaddu agafunye nkya ya leero.

Kigambibwa nti ono afudde bulwadde bwa kkansa obuludde nga bumubala embiriizi nga n'omwaka oguwedde yalongoosebwa. 


Omulabirizi agambye nti okugenzi afiiridde mu maka ge. Can. Kaddu muwalra wa Adoram ne Evelyn Nadiope ab'e Bugabula-Kamuli mu Busoga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kakozaemmotokazeazilabiriraokusikirizabakasitomawebuse 220x290

Mmotoka enkadde mwe nkola ssente...

Wazir Kakooza alaga lwaki omuntu yeetaaga kuyiiya kyokka okukola ssente mu kifo ky'okunoonya emirimu.

Miss 220x290

Abavuganya mu mpaka za Miss Uganda...

Abawala 22 abavuganya mu mpaka za Miss Uganda battunse mu mpaka z'okwolesa talanta

Eyeclinicwebuse 220x290

Kw'olabira amaaso ageetaaga okujjanjabwa...

Kebeza amaaso go buli mwaka okutangira obuzibu okusajjuka ssinga gabeera malwadde

Img20190718132844webuse 220x290

Abakyala mukole ebiraamo okutangira...

Abakyala muve mu kwezza emabega mukole ebiraamo okuwonya abaana bammwe okubbibwa n'obutafuna mu ntuuyo zammwe

Bala3 220x290

Abaabadde ne Prince Omar ng'akwata...

OMUYIMBI amanyiddwa nga Prince Omar bwe yabadde akola vidiyo ye abaamuwerekeddeko baalidde emichomo gyennyama kw'ossa...