TOP

Minisita JJ Odongo alumbye Poliisi

By Musasi wa Bukedde

Added 20th May 2019

MINISITA w’ensonga ez’omunda Gen. Jeje Odongo (wansi) atabukidde abakulu mu poliisi olw’enguzi esensedde ekitongole kino.

Jeje703422 703x422

MINISITA w’ensonga ez’omunda Gen. Jeje Odongo (wansi) atabukidde abakulu mu poliisi olw’enguzi esensedde ekitongole kino.

Yategeezezza nti obuli bw’enguzi businze kusensera poliisi ya bidduka era n’asaba agikulira Dr. Stephen Kasiima okuvaayo akome ku baserikale be.

Odongo okwogera bino yabadde mu lusirika lw’abakulu mu poliisi olwetabiddwaamu n’omuduumizi waayo kennyini, Martin Okoth Ochola n’omumyuka we ku wooteeri ya Nile Resort mu kibuga Jinja.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bajjo13 220x290

Bajjo asindikiddwa Luzira.

pulomota Bajjo bamusindise mu kkomera e Luzira okutuusa wiiki ejja.

Deb2 220x290

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi...

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi

Deb2 220x290

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi...

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi

Sab2 220x290

Yinginiya basanze afiiridde ku...

Yinginiya basanze afiiridde ku ‘sayiti’

Tip2 220x290

bakitammweEyalumbye owa difensi...

bakitammweEyalumbye owa difensi akwatiddwaBasonze