TOP

kkooti egobye ogw’ettaka e Mityana

By Musasi wa Bukedde

Added 23rd May 2019

kkooti egobye ogw’ettaka e Mityana

Lyabadde ssanyu ku kkooti e Mityana ku Lwokubiri omulamuzi bwe yagobye omusango ogubadde guvunaanibwa Florence Nakiganda amanyiddwa nga Mbosera awamu ne Abraham Luwalira, ssentebe w’ekibiina ekigatta ab’ebibanja.

Omusango guno gubadde guwezezza emyaka ebiri, nga Oliva Namawuba yabawawaabira nti baasaalimbira ku ttaka lye, eriri ku kyalo Wabinyira, mu ggombolola y’e Kikandwa mu disitulikiti y’e Mityana.

Namawuba azze aggula emisango ku batuuze, kyokka nga nabo bagamba nti ettaka baliriko mu mateeka.

Gye buvuddeko, kkooti eno yagenda ku kyalo kwennyini, n’erambula ettaka erikaayanirwa ng’omulamuzi Evelyne Nakiganda kwe yasinzidde okutegeeza nti Nakiganda ne Luwalira tebalina musango

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Det2 220x290

Famire ekyasattira olwa ssemaka...

Famire ekyasattira olwa ssemaka okubula

Lip2 220x290

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala...

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala ku kyeyo

Sab 220x290

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa...

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa

Fut2 220x290

Akulira kkampuni etwala abantu...

Akulira kkampuni etwala abantu ku kyeyo akwatiddwa lwa kufera

Set1 220x290

Omuyambi wa Museveni bamuloopye...

Omuyambi wa Museveni bamuloopye