TOP

EBIKULU MU BUKEDDE W'OLWOMUKAAGA

By Musasi wa Bukedde

Added 31st May 2019

Awakanya Pulezidenti Paul Kagame owa Rwanda bamuttidde mu South Afrika mu bakambwe. Paasita Bugingo attunse ne mukyala we Teddy mu kkooti. Tukulaze engeri Teddy gy’alemeddeko.

Singo 703x422

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE DDA NG’ALIMU GANO

Polof. Bukenya ayanukudde mukyala we ayagala kkooti ebaawukanye n’ategeeza nga bw’atali faaza atakwana.

Paasita Bugingo attunse ne mukyala we Teddy mu kkooti.  Tukulaze engeri Teddy gy’alemeddeko.

Mulimu ebituukiddwaako Omulabirizi Wilberforce Kityo Luwalira mu myaka 10 gy’amaze e Namirembe.

By’akoze n’ebimusoomozza bissiddwa mu miko 8 be ddu. Byonna mu Bukedde w’Olwomukaaga.

Mu Byemizannyo: Tukukubidde ttooki mu nsiike ya Spurs ne Liverpool bwe banaaba battunka mu fayinolo ya Champions League ne tukulaga buli ttiimu w’erina enkizo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mknmu21 220x290

Ababadde batwala omulambo batuuyanye...

Abatuuze ku kyalo Nassuuti mu munisipaaali y’e Mukono baasitaanye okufuna ebiwandiiko ebitambuza omulambo gwa munnaabwe...

1bc8d9398e5f4a07a3307fdfeb1d90ad 220x290

Kasujja omukulu w'ekika ky'Engeye...

OMUTAKA Hajj Mohamood Minge Kibirige Kasujja abadde akulira ekika ky’engeye obulwadde bwa sukaali ne puleesa bimugye...

Mkncov11 220x290

Ab’e Mukono batandise ekifo aw’okukuumira...

Ab’e Mukono batandise ekifo aw’okukuumira abateeberezebwa okuba ne Coronavirus

414009d1dd2349e0bd6b4678886a42d21 220x290

Kabaka awaddeyo obukadde 100 okuyamba...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II addukiridde Bannayuganda n’obuyambi obw’enjawulo obubalirirwa obukadde 100 ng’ensimbi...

Lop2 220x290

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye...

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye Bannayuganda okubeera abaweereza abalungi