TOP

Ebitabo mbimaze kati kupakasa

By Musasi wa Bukedde

Added 10th June 2019

Ebitabo mbimaze kati kupakasa

Kab2 703x422

SSAALONGO Geoffrey Kayemba Solo maneja wa Rema Namakula era ajenti w’abasambi b’omupiira ennaku zino anywa ku mazzi ne gamukka.

Loodi ono abadde yaddayo okukaza ekkalaamu atuuke mu 2021 nga tewali amubuuza gundi wasomera wa simanya empapula teziwera n’ebirala ng’awoza nti tomanya....oba ki nze naawe.

Wiiki ewedde Kayemba twamuguddeko mu kafo akamu mu Kampala ng’awumuddeko n’agamba nti ebitabo abimaze kati kunoonya ssente n’okwebeereramu.

Bwe twamubuuzizza ky’ategeeza n’agamba nti ennaku zino Uganda enyuma olinamu ebizike. Era Kayemba yabaddeko ne pulodyusa w’e South Afrika era akola ne mu Coke Studio eyaleeteddwa okutendeka abayimbi abagenda mu UNAA Causes.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kib11 220x290

Ba Kansala ku district e Kiboga...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono