TOP

Adduukiridde abatalina mwasirizi

By Musasi wa Bukedde

Added 10th June 2019

Adduukiridde abatalina mwasirizi

Lop2 703x422

Bya Rosemary Nakaliri

OMUBAKA  w'eggwanga  lya United Arab Emirates AbdulRaheim Obaid Saeed Alfalahi  addukiridde abaana b'abasiraamu abatalina mwasirizi bw'abaddukiridde ne bikozesebwa mu maka.

Ono   okuyamba kuno yakukoze ali  n’omumyuka   wa  Musfti  wa Uganda   Sheik  Abdallah Ssemambo mweyaddukiridde abaana  enfuzi  70 ne bikozesebwa  okwabadde   eby’okulya n'engoye.

Sheik Ssemmambo  yategeezezza nti ekikolwa Omubaka Abdulraheim Obaid Saeed Alfalahi  kye yakoze  kyabadde kituukira ddala ku njigiriza ye kitabo kya quran kyegamba  nti okuddukirira abanaku  nasaba abagagga abalinawo  okutwala   enkola yokuddukirira  ng’ekikulu.

 Yasabye abasiramu okugenda mu maaso ne neeyisa  ennungi nga  gyebabadde balina  ng’ekisiibo  tekinaggwa n'abakubiriza omutima omugabi gwebabadde naggwo  mu kisiibo okugutwalira ddala mu maaso.

“ Abasiramu balina enkola nga  basinga  kutwala  enkola y'okugaba  mu kiseera nga basiba  naye  mbasaba enkola eno mugyongerere ddala  mu maaso kubanga  Allah mu nkola eno mwasinga  okugabira  empeera.” Ssemambo  bweyategeezezza.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fire1 220x290

Obubenje bwatuze 32 mu wiikendi...

OMUWENDO gw’abantu abaafi­iridde mu bubenje obwaguddewo ku Ssande gulinnye nga baweze 32.

Aniteweb 220x290

Bamafia baagala kunzita - Anite...

MINISTA omubeezi avunaanyizibwa ku bamusiga nsimbi, Evelyn Anite avuddeyo n’alaajana ku bamafia abaagala okumutta,...

Isabirye1 220x290

Mzee Kifansalira owa NRM bamugoba...

KAKUYEGE wa NRM mu Bwaise, Isabirye Musa amanyiddwa nga “Kifansalira” asula ku tebuukye olwa landiroodi we okumulaalika...

Urawebnew 220x290

URA emalidde mu kyakutaano mu za...

URA FC ewangudde Wakiso Giants mu mpaka za Pilsner Super 8

Mustafi000 220x290

Mustafi wa Arsenal agenda

Roma eya Yitale, ye yagala okumuggya mu Arsenal