TOP

Abadde atulugunya omulwadde bamwambalidde

By Musasi wa Bukedde

Added 10th June 2019

Abadde atulugunya omulwadde bamwambalidde

Kip2 703x422

Abatuuze ne ssentebe waabwe Moses Mukule mu Banda zooni mu Makerere III bagobye omutuuze  munnaabwe Mary Nansubuga ku kyalo ne bamulomkoma ne ku poliisi ye wandegeya nga bamulumiriza okudda ku mulwadde gwabeera naye natandika omutulugunya ng'amukuba emiggo emizibu ensambaggere ssaako obutamuwa kyakulya mu budde kyokka ng'alikuddaggala lya kawuka kasirimu kye bagamba nti alinga ayagala okumutta

Abadde atulugunyizibwa ye Jane Kusasira ng’ono bwabuziddwa kuby’omutulugunya akkiriza era n'asaba poliisi okumuyamba emutwale muddwaliro wakiri gyaba afiira naye muganda we amuyisa bubi nga kwatadde n'okumulangira nti ye amutawanya siyeyamusiga obulwadde

Wabula ye Nansubuga yewakanye ebimwogerwako era n'ategeeza nga abatuuze ku kyalo bwebatamwagaliza ate y'opoliisi etegezeza nti yakugenda maaso n'okunoonyereza ekitufu era omulwadde nemutwala emulago asobole okufuna obujjanjabi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Aniteweb 220x290

Bamafia baagala kunzita - Anite...

MINISTA omubeezi avunaanyizibwa ku bamusiga nsimbi, Evelyn Anite avuddeyo n’alaajana ku bamafia abaagala okumutta,...

Isabirye1 220x290

Mzee Kifansalira owa NRM bamugoba...

KAKUYEGE wa NRM mu Bwaise, Isabirye Musa amanyiddwa nga “Kifansalira” asula ku tebuukye olwa landiroodi we okumulaalika...

Mustafi000 220x290

Mustafi wa Arsenal agenda

Roma eya Yitale, ye yagala okumuggya mu Arsenal

Coutinho111 220x290

Coutinho bamwagalizza mikisa

Coutinho yeegasse ku Bayern ku bbanja okuva mu Barcelona

Pulezidenti Museveni ne Kagame...

PULEZIDENTI Museveni ne munne Paul Kagame enkya ku Lwokusatu basuubirwa okuddamu okusisinkana mu Angola mu lukung’aana...