TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abadde yeefula manager n'abba abantu poliisi emukutte

Abadde yeefula manager n'abba abantu poliisi emukutte

By Musasi wa Bukedde

Added 10th June 2019

Abadde yeefula manager n'abba abantu poliisi emukutte

Ki2 703x422

Ismail Ssegawa yakwatiddwa poliisi ye Makerere Kikoni B oluvanyuma lwokumala ebbanga nga yeeyita manager wa kampuni ya friendship takisi abavuga Special hire  n'afera abantu ng'ono abadde ajja ku bantu ssente okutandikira ku kakadde ng'abasuubiza okumuwa emmotoka ajira akola sente ezisigadde ajja kuzisasula mpolampola

Ssegawa okukwatibwa kyadiridde bweyaggye ssente akakadde kalamba ku Joseph Ssemanda ng'amusubizza okumuwa emmotoka ekika kya Corona atandike okola nga sente ezisigade ajja kuzisasula mpolampola nga  yamuwa ebbanga lya wiiki bbiri okuba ng'amuwadde emmotoka kyokka ekiseera bwekyatuuse Ssemanda nga genda ku woofisi Ssegawa gye yamulaga nti gyakolera teyamusanzeyo n'amukubira essimu ng'atazikwata

Ssegawa agamba nti yakanda kulinda Ssegawa teyalabikako nga n'esimu ye yatuka ekiseera najiggyako kwekusalawo ne yekubira enduulu ku poliisi era mubwangu poliisi yatandika omuyigo ku mutu ono ng'ekozesa ebyuma byayo ebya tulakingi okutuusa lwebamukute era yaguddwako omusango gwobubbi ku fayilo namba 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Det2 220x290

Famire ekyasattira olwa ssemaka...

Famire ekyasattira olwa ssemaka okubula

Lip2 220x290

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala...

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala ku kyeyo

Sab 220x290

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa...

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa

Fut2 220x290

Akulira kkampuni etwala abantu...

Akulira kkampuni etwala abantu ku kyeyo akwatiddwa lwa kufera

Set1 220x290

Omuyambi wa Museveni bamuloopye...

Omuyambi wa Museveni bamuloopye