TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bavudde mu mbeera ne baggala oluguudo lwa Poliisi okulwawo okukima mulambo g'wafudde akabenje

Bavudde mu mbeera ne baggala oluguudo lwa Poliisi okulwawo okukima mulambo g'wafudde akabenje

By Musasi wa Bukedde

Added 10th June 2019

Bavudde mu mbeera ne baggala oluguudo lwa Poliisi okulwawo okukima mulambo g'wafudde akabenje

Lab2 703x422

 
Bya Rosemary Nakaliri
 
Abatuuze be Makerere kavule mu sebina zooni bavudde mu mbeera ne baggala oluguudo lwa northern bypass  e Bwaise ku ludda mu kibuga okumala essawa nnamba oluvannyuma lw'okusanga omulambo gw'omwana omulenzi ateberezebwa okuba owe myaka 5 nga yatomeddwa nabetentwa omutwe
 
Abatuuze bagamba olwalabye omulambo mu luguudo wakati kusaawa 1 ne bategeeza  poliisi wabula ng'etutte essaawa namba nga tenatuuka mu kifo kwekusalawo okuva mu mbeera ne baggala oluguudo era nga tewali motoka obwedda ekirizibwa kuyitawo okutuusa poliisi lweze n'etwala omulambo muggwanika emulago
 
kyoka bano poliisi olutuuse ate beyongedde okuva mu mbeera ne batandika okwereza ebisongovu nga bwe balangira obutaba nabuvunanyizibwa kyoka ne bamalira obudde ku bintu ebitabagasa era ne bababuuza nti singa abadde Bobiwine  nga yaze wano mwandibadde temunatuuka
 
 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omumyuka 220x290

Pulezidenti Museveni teyeeyibaala...

OMUBAKA wa Busiro East mu palamenti, Medard Lubega Sseggona ategeezezza Pulezidenti Museveni nti teyeeyibaala nti,...

Kutte1 220x290

Nakibinge akunyizza Haruna Kitooke...

JJAJJA w’Obusiraamu, Omulangira Kassim Nakibinge, Omulangira Kakungulu Kalifaani, Sheikh Nuuhu Muzaata ne bamaseeka...

And 220x290

Tondaba akanyiriro embeera mbi...

HARUNA alombojjedde Sipapa ebizibu by’ensimbi byatubiddemu olw’okwenyigira mu by’obufuzi.

7900135314007387300859518542802200714280960n 220x290

Gravity Omutujju amaze n’alaga...

KYADDAAKI Gravity Omutujju alaze mukyala we mu lujjudde n’ategeeza nga bwe bagenda okwanjula mu January wa 2020...

Gendayo 220x290

Kiki ekinakuwazza Naava Grey?

NAYE kiki ekyanyiizizza omuyimbi Naava Grey alyoke anakuwalire ku mukolo gwa munne bw’ati!