TOP

Owa Poliisi asindikiddwa ku Alimanda

By Musasi wa Bukedde

Added 11th June 2019

Owa Poliisi asindikiddwa ku Alimanda

KKOOTI ya City Hall esindise omuserikale wa poliisi Samuel Okoth ku limanda e Luzira ng’avunaanibwa okusobya ku muwala eyagenda ku poliisi okuloopa omuvubuka eyali amusobezzaako.

Okoth akolera ku poliisi ya Mawanda Road yatemeza emabega w’emitayimbwa omulamuzi Valerian Tuhimbise bwamusomedde omusango n’amugaana okusaba okweyimirirwa kubanga omusango ogumuvunaanibwa gwa nnaggomola.

Oludda oluwaabi lutegeezezza nti bino byaliwo nga May 25, 2019 ku poliisi ya Mawanda omuwala (amannya gasirikiddwa) bwe yali agenze okuloopa omuvubuka eyamusobyako n’amwefuulira naye n’amusobyako mu kifo ky’okumuyamba. Akomawo mu kkooti nga June 20, 2019

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabaka1 220x290

Kabaka asibiridde Abaganda entanda...

SSAABASAJJA Kabaka Ronald Mutebi agguddewo Olukiiko olw’omulundi ogwa 27, n’akubiriza Obuganda okussa mu nkola...

Fire1 220x290

Obubenje bwatuze 32 mu wiikendi...

OMUWENDO gw’abantu abaafi­iridde mu bubenje obwaguddewo ku Ssande gulinnye nga baweze 32.

Aniteweb 220x290

Bamafia baagala kunzita - Anite...

MINISTA omubeezi avunaanyizibwa ku bamusiga nsimbi, Evelyn Anite avuddeyo n’alaajana ku bamafia abaagala okumutta,...

Isabirye1 220x290

Mzee Kifansalira owa NRM bamugoba...

KAKUYEGE wa NRM mu Bwaise, Isabirye Musa amanyiddwa nga “Kifansalira” asula ku tebuukye olwa landiroodi we okumulaalika...

Urawebnew 220x290

URA emalidde mu kyakutaano mu za...

URA FC ewangudde Wakiso Giants mu mpaka za Pilsner Super 8