TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abadde asiimuula ennyumba amasannyalaze gamukubye n'afiirawo

Abadde asiimuula ennyumba amasannyalaze gamukubye n'afiirawo

By Musasi wa Bukedde

Added 11th June 2019

Abadde asiimuula ennyumba amasannyalaze gamukubye n'afiirawo

ENTIISA ebuutikidde abatuuze b’e Kamwokya amasannyalaze bwe gakubye omuwala abadde asiimuula fi riigi n’afi irawo. Omuwala eyategeerekeseeko erya Sandra 18, abeera mu Kifumbira Zooni yafudde.

Ssentebe w’ekitundu kino, Steven Muhire yategeezezza nti Sandra amasannyalaze gaamukubye amaze okwoza engoye n’agenda okusiimuula fi riigi nga tatadde kintu kyonna mu bigere nga n’engalo ze mbisi ng’ate eriko waya eziyungiddwa yungiddwako biwaya ng’ate nkadde ekisuubirwa nti yabadde eyingiza amasannyalaze.

Yagambye nti kati abantu baweze babiri abaakafa amasannyalaze mu bbanga lya mwezi gumu nga gaasooka kutta Eva Birungi. Yakubirizza abatuuze okufaayo ku masannyalaze gaabwe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bajjo13 220x290

Bajjo asindikiddwa Luzira.

pulomota Bajjo bamusindise mu kkomera e Luzira okutuusa wiiki ejja.

Deb2 220x290

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi...

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi

Deb2 220x290

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi...

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi

Sab2 220x290

Yinginiya basanze afiiridde ku...

Yinginiya basanze afiiridde ku ‘sayiti’

Tip2 220x290

bakitammweEyalumbye owa difensi...

bakitammweEyalumbye owa difensi akwatiddwaBasonze