TOP

Akubiddwa amasasi

By Musasi wa Bukedde

Added 11th June 2019

Akubiddwa amasasi

Got2 703x422

OMUVUBUKA eyabadde agenze okulambula omulwadde mu ddwaaliro lye Nyapeeya mu disitulikiti y’e Zombo yakubiddwa amasasi nga kati ali mu ddwaaliro e Mulago apooca n’ebisago.

Phillip Okecho 25, yategeezezza nti baabadde bagenze mu ddwaaliro lino okulambula omu ku booluganda lwe eyaweereddwa ekitanda omukuumi gwatategedde mannya n’ekitongole mw’akolera n’amukuba amasasi agaamukutte okugulu. Baamusoosezza mu ddwaaliro lya Nyapeeya gye baamuggye ne bamuleeta e Mulago

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabaka1 220x290

Kabaka asibiridde Abaganda entanda...

SSAABASAJJA Kabaka Ronald Mutebi agguddewo Olukiiko olw’omulundi ogwa 27, n’akubiriza Obuganda okussa mu nkola...

Fire1 220x290

Obubenje bwatuze 32 mu wiikendi...

OMUWENDO gw’abantu abaafi­iridde mu bubenje obwaguddewo ku Ssande gulinnye nga baweze 32.

Aniteweb 220x290

Bamafia baagala kunzita - Anite...

MINISTA omubeezi avunaanyizibwa ku bamusiga nsimbi, Evelyn Anite avuddeyo n’alaajana ku bamafia abaagala okumutta,...

Isabirye1 220x290

Mzee Kifansalira owa NRM bamugoba...

KAKUYEGE wa NRM mu Bwaise, Isabirye Musa amanyiddwa nga “Kifansalira” asula ku tebuukye olwa landiroodi we okumulaalika...

Urawebnew 220x290

URA emalidde mu kyakutaano mu za...

URA FC ewangudde Wakiso Giants mu mpaka za Pilsner Super 8