TOP

Mesach batandise okumuzigula!

By Musasi wa Bukedde

Added 12th June 2019

Mesach batandise okumuzigula!

Lop2 703x422

MESACH Ssemakula nga yeetegekera entujjo y’Olwokutaano, afunye abakugu abatandise okumuzigula n’okumukuba pawuda ayingirewo ng’ashanana.

Omanyi mu kivvulu kino, ‘‘Bw’agamba My Journey Episode 2’’, kigambibwa nti Ssaabasajja Kabaka yasiima okubeerayo anyumirwe ku muziki gwa musajja we gwe yakawa ekitiibwa kya Sir.

Ekivvulu kino ekitegekeddwa Musa Kavuma owa KT Events ne kiwagirwa Vision Group efulumya ne Bukedde kigenda kubeera ku Hotel Africana mu Nile Hall. Kavuma yagambye nti omuyimbi yeetegese bulungi ng’alinze bawagizi be abalageko ekimuyisa Golden Papa n’ekyamuweesezza ekitiibwa kya Sir

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fire1 220x290

Obubenje bwatuze 32 mu wiikendi...

OMUWENDO gw’abantu abaafi­iridde mu bubenje obwaguddewo ku Ssande gulinnye nga baweze 32.

Aniteweb 220x290

Bamafia baagala kunzita - Anite...

MINISTA omubeezi avunaanyizibwa ku bamusiga nsimbi, Evelyn Anite avuddeyo n’alaajana ku bamafia abaagala okumutta,...

Isabirye1 220x290

Mzee Kifansalira owa NRM bamugoba...

KAKUYEGE wa NRM mu Bwaise, Isabirye Musa amanyiddwa nga “Kifansalira” asula ku tebuukye olwa landiroodi we okumulaalika...

Urawebnew 220x290

URA emalidde mu kyakutaano mu za...

URA FC ewangudde Wakiso Giants mu mpaka za Pilsner Super 8

Mustafi000 220x290

Mustafi wa Arsenal agenda

Roma eya Yitale, ye yagala okumuggya mu Arsenal