TOP

Abatuuze batabukidde ssentebe lwa mupangisa

By Musasi wa Bukedde

Added 12th June 2019

Abatuuze batabukidde ssentebe lwa mupangisa

Lab2 703x422

SSENTEBE awonye okugajambulwa abatuuze bw’abadde abalemesa okufulumya ebintu by’omupangisa amaze ebbaga nga tasasula.

Ssentebe Wilington Sserebe ow’e Kikandwa mu ggombolola y’e Kakiri e Wakiso ye yawonye okugajambulwa bwe yabadde alemesa okufulumya omupangisa amaze emyezi munaana nga tasasula.

Nga bakulembeddwaamu nnannyini nnyumba, Getrude Nalwoga baategeezezza nti omupangisa Bonny Ayera yasenga ku nnyumba omwaka oguwedde nga yali alina okusasula 100,000/- buli mwezi wabula omwezi gwe yayingira gwokka gwe yasasulako.

Ssentebe yabadde asaba abatuuze ensonga okuzikwata empola kyokka ne bamutabukira nga balowooza nti awolereza omupangisa ng’ate baabadde baagala abaviire

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab2 220x290

Ekibiina ekigatta bannannyini mawoteeri...

Ekibiina ekigatta bannannyini mawoteeri kivuddeyo ku bye bbibiro lya Murchion Falls

Afiiriddemukkanisa3 220x290

Afiiridde mu kkanisa

Poliisi y’ekitundu ereese kabangali okutwalirako omulambo mu ggwanika kyokka abagoberezi ne bagiremesa nga bagamba...

Dsc8388 220x290

Weewale okukuba endobo mu mmotoka...

N (Neutral) baagiteeka mu mmotoka si kugikozesa kukuba ndobo wabula kwawula D (Drive) ne R (Reverse).

Abasubuuzingabatunuliraemaaliyabweeyayidde2 220x290

Omuliro gusaanyizzaawo ekibanda...

Bano balumiriza omukulu w’essomero lya Biral P/S, Tekana Bruhan erisangibwa e Bwaise okuba emabega w’okwokya ekibanda...

Lop2 220x290

Ssebo Square Milez omukono teguwaba...

Ssebo Square Milez omukono teguwaba