TOP

Omudaaki bamukutte n'enjaga ku kisaawe Entebe

By Musasi wa Bukedde

Added 13th June 2019

Poliisi y'oku kisaawe ky'ennyonyi ekutte n'eggalira omusajja ateeberezebwa okuba ng'abade akukusa enjaga eweza 65.9 Kg ebadde epakidwa mu nsawo bbiri.

Njaga1 703x422

Owoesigire ()ku kkono) ng'alaga enjaga eyakwatiddwa ne Rai (mu bimyufu.))

Bya Godfrey Ssempijja
 
Poliisi y'oku kisaawe ky'ennyonyi ekutte n'eggalira omusajja ateeberezebwa okuba ng'abade akukusa enjaga eweza 65.9 Kg ebadde epakidwa mu nsawo bbiri.
 
Jhunkole Rai nga nzaalwa y'e Budaaki akwatiddwa e Ntebe era ng'atadde enjaga mu buveera bwa sswiiti ekika kya Chocolate . 
 mukwate bwafaanana Omukwate bwafaanana

 

 
Ono yategezeezza nti omusajja amannyidwa nga Michael yeyamuwa ensawo zino mu wooteri e Kampala era mbu yabade tamanyi nti aweeredwa njaga .
 
Omwogezi wa poliisi, Luke Oweyisigyire yategezeeza nti omusajja ono agenda kutwalibwa mu kkooti avunaanibwe omusango gw'okukukusa enjaga .
 
Alabaudde abantu abasuubira nti bayinza okuyingiza enjaga mu ggwanga n'okugifulumya  nti baakukwatibwa.
 
 njala ze zibadde mpunde Enjala ze zibadde mpunde.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Aniteweb 220x290

Bamafia baagala kunzita - Anite...

MINISTA omubeezi avunaanyizibwa ku bamusiga nsimbi, Evelyn Anite avuddeyo n’alaajana ku bamafia abaagala okumutta,...

Isabirye1 220x290

Mzee Kifansalira owa NRM bamugoba...

KAKUYEGE wa NRM mu Bwaise, Isabirye Musa amanyiddwa nga “Kifansalira” asula ku tebuukye olwa landiroodi we okumulaalika...

Mustafi000 220x290

Mustafi wa Arsenal agenda

Roma eya Yitale, ye yagala okumuggya mu Arsenal

Coutinho111 220x290

Coutinho bamwagalizza mikisa

Coutinho yeegasse ku Bayern ku bbanja okuva mu Barcelona

Pulezidenti Museveni ne Kagame...

PULEZIDENTI Museveni ne munne Paul Kagame enkya ku Lwokusatu basuubirwa okuddamu okusisinkana mu Angola mu lukung’aana...