TOP

Ssebo Square Milez omukono teguwaba

By Musasi wa Bukedde

Added 17th June 2019

Ssebo Square Milez omukono teguwaba

Lop2 703x422

ABAYIMBI Deborah Nakandi eyeeyita Deborah Kandi ne Kisaakye Micheal Joseph amanyiddwa nga Square Milez bafuuse ensonga. Ebintu bye beekola bitandise okwogeza abawagizi baabwe obwama.

Omanyi abaana bano balina oluyimba lwe baakubye oluyitibwa ‘Nkwagala’ nga bwe baba baluyimba balina ebintu bye bakola ng’oyinza okulowooza nti baagalana ekireetedde abantu okubagamba nti bino bikome ku siteegi.

Bwe batuuka ku katundu akagamba nti‘‘nsiiba nkwagala ne nsula nga nkwagala ne bukya nga nkwagala, wandibaawo ensonga enkulu...! ne beekola obusolo mu ssanyu eritagambika. Ku luno obwedda bazina Square Milez akutte Deborah Kandi awantu ekyatiisizza abawagizi baabwe ne bamugamba nti omukono teguwaba

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Uni 220x290

RDC ayingidde mu nsonga y'omuyizi...

OFIISI ya RDC e Kalungu ne Poliisi bawaliriziddwa okuyingira mu nsonga z'omuyizi ategeerekeseeko erya Ssembuusi...

Story 220x290

Bamukubye kalifoomu ne bamuwamba...

POLIISI y'omu Bbuto ekisangibwa e Bweyogerere mu munisipaali y'e Kira eronze omuwala Joan Nagujja (32) mu kiwonvu...

Wanika1 220x290

'Okusomesa abaana eddiini kye ky'okulwanyisa...

AKULIRA yunivasite y’Abasiraamu asabye Bannayuganda okukosomesa abaana eddiini ng’ekyokulwanyisa okumalawo ebikolobero...

Card1 220x290

Kiki ekifuna sizoni eno?

Obadde okimanyi nti ku 40,000/= osobola okutandika bizinensi ya Success Cards ne wenogera ensimbi?!

Uneb3 220x290

Ebigezo by'e Mbarara byatuukidde...

Ebigezo bya S4 ebya UCE byatuusidwa ku Poliisi y'e Mbarara nga bikuumibwa butiribiri abaserikale ba miritale...