TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ow'emyaka 13 ate ng'alabirira banne Maama Fiina amuwadde obuyambi

Ow'emyaka 13 ate ng'alabirira banne Maama Fiina amuwadde obuyambi

By Joseph Mutebi

Added 23rd June 2019

Ow'emyaka 13 ate ng'alabirira banne Maama Fiina amuwadde obuyambi

Fin1 703x422

Maama Fiina ng'ali n'abamu ku baana abalabirrwa Aisha Nabuuma e Nakaseke

Aisha Nabuuma ow'emyaka13 afunye akaseko oluvannyuma lwa Maama Fiina okumuduukirira n'ebintu ebikozesebwa.

Omuwala asangibwa ku kyalo Ssembwa mu Disitulikiti ye Nakaseke agamaze ebbanga ng'alabirira baana banne abawerera ddala 10 kyokka ng'ate naye mwana muto.

Maama Fiina olw'awulira omulanga gw'omwana ono n'embeera gy'ayitamu ne banne baalabirira kwekugendayo leero n'abawa ensimbi enkalu 2,500,000/- wamu n'ebintu ebirala omuli sukaali,emifaliso, engoye, ssaako n'obusawo bwa cement obw'okumuzimbira ennyumba oluvannyuma lw'okutuuka ku nnyumba gye basulamu nga nayo tefaananika

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Tteeka1 220x290

Ebintu 10 ebivaako abakazi okwetamwa...

Omukazi ayinza okukyawa akaboozi oba obutabeera mu mbeera za kwegatta olw’ensonga ezitali zimu.

Genda 220x290

Sheikh Muzaata: Kuva dda nga musajja...

SHEIKH NUHU MUZAATA Batte yazaalibwa mu myaka gya 1950 e Bwayise mu Lufula Zooni okumpi ne Kimombasa mu maka g'omugenzi...

Tteeka2 220x290

Baleese etteeka ku kunyumya akaboozi...

GGWE ssebo abadde alowooleza mu bya, ‘omusajja tammwa kantu’, bukukeeredde! Palamenti ereese etteeka mw’osobola...

20128largeimg210aug2012144442107703422 220x290

Ab'e Kibuli boogedde ku bya Kenzo...

Sheikh Abdul Salaam Mutyaba Imaam w’omuzikiti gw’e Kibuli yagambye bakyetegereza ebya Kenzo era bagenda kutuuza...

Kulanna 220x290

Eyali bba wa Kulannama awadde Kenzo...

Eyali bba wa Senga Kulannama n’amugoba, Abdul Lubega, awadde Kenzo amagezi nti byonna by’ayitamu ye (Lubega) bifaanana...