TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omusango gwa Paasita Bugingo ne mukyala we Naluswa

Omusango gwa Paasita Bugingo ne mukyala we Naluswa

By Peter Ssaava peter ssaava

Added 2nd July 2019

OMUSANGO gwa Paasita Aloysius Bugingo ne mukyala we Teddy Naluswa Bugingo gutandikidde mu nkalu mu kkooti e Kajjansi buli ludda bwe lugaanye okukkiriziganya n’olulala ku ngeri omusango gye gulina okukwatibwamu.

Ssaavakajjansikkooti9gifweb 703x422

Teddy Bugingo ng'ayogeramu ne balooya be ku kkooti e Kajjansi.

OMUSANGO gwa Paasita Aloysius Bugingo ne mukyala we Teddy Naluswa Bugingo gutandikidde mu nkalu mu kkooti e Kajjansi buli ludda bwe lugaanye okukkiriziganya n’olulala ku ngeri omusango gye gulina okukwatibwamu.

Bugingo yaddukira mu kkooti n’agisaba okumugattulula ne mukyala we Naluswa ng’ategeeza nga bwatakyayinza kumugumiikiriza olw’empisa ze yali atandise okumuyisaamu.

Omulamuzi wa kkooti ento e Kajjansi, Mary Babirye ayongeddeyo okuwulira omusango guno okutuusa nga July 5, 2019 era n’abasaba lwe bakomawo babeere nga bamaze okumuwa kye basazeewo ku kya kkooti okuwulira ensonga zino mu kyama oba mu lujjudde.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bod1 220x290

Aba Boda boda babagobye ku njaga...

Aba Boda boda babagobye ku njaga ne babawa obujaketi

Ku1 220x290

Ebiku bizinzeeko essabo e Kawempe...

Ebiku bizinzeeko essabo e Kawempe bajjajja ne babuna emiwabo

Salma 220x290

‘Siyinza kuganza mwana ne kitaawe...

ABATUUZE b’e Namungoona baalabye katemba omukozi ne mukama we bwe beerangidde ebisongonvu lwa kumugoba ku mulimu...

Nakayenze 220x290

Bazzeemu okutiisatiisa omubaka...

OMUBAKA omukazi owa disitulikiti y’e Mbale mu Palamenti Connie Nakayenze Galiwango bimusobedde eka ne mu kibira...

Jake1 220x290

Musajja wa Trump akoze olutalo...

WAABADDEWO akasattiro mu Palamenti ya Amerika, omusajja omuwagguufu bwe yakubye abaserikale ekimmooni n’alumba...