TOP

Namutebi yajja nga kirabo gyendi

By Musasi wa Bukedde

Added 11th July 2019

Namutebi yajja nga kirabo gyendi

Hat2 703x422

Kibirango

WADDE abantu bangi omukwano n'obufumbo babifuniddemu ebisago bingi n’ebinuubulae nga n’abamu tebaagala kwetunulako nga baawukanye.

Embeera eno enzibu ereetera n’abamu okweggya mu bulamu bw’ensi ate abalala babeera mu kwesiima olwokwagala kwe balimu.

Nze Michael Kibirango, mbeera Baamunaanika e Luweero. Ndi musuubuzi. Ndi mu mbeera ya kwesiima oluvannyuma lw'okufuna omwagala antegeera obulungi era akoze ekyamaanyi okukyusa obulamu bwange.

Ono yanneerabiza abawala abalala be nnasookerako abammennya omutima katono banzigye ku by’okuganza. Nasisinkana ne Teddy mu 2017 nga namusanga ku kabaga akamu gye twesiimira era omukwano ne gutandikira awo n’okutuusa kati tewali ayagala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kiwa1 220x290

Mukyala w’omugagga Kiwanuka omukulu...

EBYA famire ya Mohan Kiwanuka byongedde okulanda mukyala mukulu bwavuddeyo n’ata akaka ku muggya we gwalumiriza...

Kenzomuzaata 220x290

Fr. Lokodo ayise Muzaata ku by’okujolonga...

MINISITA avunaanyizibwa ku empisa, Faaza Simon Lokodo, ayingidde mu by’omuyimbi Eddy Kenzo ne Sheikh Nuhu Muzaata...

Muza1 220x290

Abawagizi ba Kenzo balumbye amaka...

Abawagizi ba Kenzo balumbye amaka ga Sheikh Muzaata ne bakola efujjo nga bee

Mwana1 220x290

Abafumbo bakwatiddwa lwa kutulugunya...

Poliisi ekutte abafumbo n'ebaggalira lwa kutulugunya mwana.

Mutungo2jpgrgb 220x290

Agambibwa okukuba omuserikale akwatiddwa...

Timothy Lubega 27, ow'e Mutungo akwatiddwa poliisi y’e Mutungo ng'eyambibwako aba LC1 mu kitundu kino. Lubega okukwatibwa...