TOP

Omukazi atuludde abasajja entuuyo

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd July 2019

Omukazi atuludde abasajja entuuyo

Dem2 703x422

Freedom City FC 2-2 Masajja FC

OMUKAZI akamudde abasajja akatuuyo nebasigala kwekaza nga bwebabadde bamusaasira olw’okuba mukazi.

Gwabadde mupiira gwa Kibinja ogwazannyiddwa ku lw’omukaaga  ku kisaawe ky’esomero lya Agro Links e Namasuba mu mpaka za Kyazze Tournament nga Freedom City FC yeyabadde ekyazizza Masajja FC.

Mu ttiimu ya Freedom City mwabaddemu omuwala Racheal Ndagire abazannyi ba Masajja gwebaasoose okunyooma bwebaamulangidde addeyo ayonse oba agende mukwepene kyokka kyababuuseeko bweyabatagazza entuuyo nezitandika okubayitamu.

Ono yabadde azannya nga muteebi era ng'alwanira nga musajja era yalabiseeko emirundi egiwerako ng’agezaako okutomera omupiira mu katimba,Ye Ndagire agamba omupiira aguzannye kuva buto era takyafa ku bigambo basajja byebamuwereekereza ng’azannya kuba ye ekirooto kye kyakuzannyira ttiimu ya gwanga

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Got2 220x290

Obadde okimanyi nti butto w’ekisubi...

Obadde okimanyi nti butto w’ekisubi akola ku musujja mu bantu, enkoko n’ebisolo ? Soma wano mu mboozi y'omukenkufu...

Lab2 220x290

Bawadde endowooza ku Ssemateeka...

Bawadde endowooza ku Ssemateeka

Kcca1 220x290

Mutebi awawudde abazannyi be

Lwokutaano, KCCA yeetegekera kuddiηηana ne African Stars ey'e Namibia, mu CAF Champions League e Lugogo. Mu gwasooka,...

Aviv 220x290

Aviv akubye ku mattu

Aviv, eyamenyekera mu kutendekebwa mu Amerika omwezi oguwedde wabula kati ali mu mbeera nnungi ng’era empaka za...

Kip2 220x290

Kkooti ewadde Lukwago obukadde...

Kkooti ewadde Lukwago obukadde 600