TOP

Fresh Daddy yeepikira Desire Luzinda

By Martin Ndijjo

Added 24th July 2019

Fresh Daddy taata wa Fresh Kid ennaku zino asula alogootana Desire Luzinda ow'ekitone. Luzinda amwambalidde ku ky'okumwegwanyiza.

Ddd1 703x422

Fresh Daddy ne Desire

Paul Mutabaazi eyeeyita Fresh Daddy abamu gwe bayita ‘mazike’ olwa oluyimba lwe mazike awuulira  awaava maama wa Fresh Kid kafuse sereebu kati ayagala kuzaawo Desire Luzinda.  

Bwe yabadde ku Ttiivi emu  bamubuuzizza omukyala gwe yeegomba gwe yandiyagadde okuwasa mu bwangu yazzeemu kimu nti Desire Luzinda.

Bwe bamubuuzizza ensonga lwaki amwegwanyiza yazzeemu nti “ anti ekitone namwe mwakiraba tutambula ne bye tulabyeko Desire alina buli kimu kyenjagala….”

Wabula Desire ali mu Amerika gye yadda bino olwamugudde mu matu, yasazewo okwanukula Fresh Daddy era ng’ayita ku mukutu gwe ogwa Face book yamulabudde nti

“Ebyekitone wandibyesonyiye bijja kukutulira bwerere taata wange.”

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono

Bad1 220x290

King Michael akaayidde Balaam

King Michael akaayidde Balaam