TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Akkirizza okussa omukono ku ndagaano z'omu Lusanja

Akkirizza okussa omukono ku ndagaano z'omu Lusanja

By Musasi wa Bukedde

Added 30th July 2019

Akkirizza okussa omukono ku ndagaano z'omu Lusanja

Hot2 703x422

SAMUEL Kibuuka, ssentebe w’e Lusanja, omugagga Medard Kiconco gye yasenda amayumba akkirizza mu kkooti nga bwe yassa emikono ku ndagaano z’okutunda kubanga ekitundu ekyo kiri mu zooni gy’atwala. Yabadde mu kkooti enkulu e Nakawa ey’omulamuzi Taddeo Asiimwe.

Kiconco alumiriza abatuuze okwesenza ku ttaka lye. Kibuuka yategeezezza nti abantu bonna Kiconco be yatwala mu kkooti abamanyi era endagaano ze baakola ne Chrispa Bitarabeho ng’abaguza ebibanja ye yazissaako emikono.

Bitarabeho ne mwannyina era be baaguza Kiconco ettaka okuli abatuuze. Omulamuzi ayise minisita omubeezi ow’ebyettaka Persis Namuganza okujja mu kkooti leero naye yeewoezeeko

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Got2 220x290

Obadde okimanyi nti butto w’ekisubi...

Obadde okimanyi nti butto w’ekisubi akola ku musujja mu bantu, enkoko n’ebisolo ? Soma wano mu mboozi y'omukenkufu...

Lab2 220x290

Bawadde endowooza ku Ssemateeka...

Bawadde endowooza ku Ssemateeka

Kcca1 220x290

Mutebi awawudde abazannyi be

Lwokutaano, KCCA yeetegekera kuddiηηana ne African Stars ey'e Namibia, mu CAF Champions League e Lugogo. Mu gwasooka,...

Aviv 220x290

Aviv akubye ku mattu

Aviv, eyamenyekera mu kutendekebwa mu Amerika omwezi oguwedde wabula kati ali mu mbeera nnungi ng’era empaka za...

Kip2 220x290

Kkooti ewadde Lukwago obukadde...

Kkooti ewadde Lukwago obukadde 600