TOP

Mpaka za katemba zibangudde abayizi

By Musasi wa Bukedde

Added 31st July 2019

AKULIRA eby'enjigiriza mu Disitulikiti y'e Kalungu David Mukasa Bbaale, asabye amasomero nti gamuwagire mu kunnyikiza empisa ey'ekiddugavu mu bayizi nti bwe baba bakufuula Uganda eggwanga eritaliimu butabanguko naddala mu maka.

Bayizikabukunge1 703x422

Abayizi ba Kabukunge Muslim SSS nga batimba ennyimba z'ekinnansi

BYA JOHN BOSCO SSERUWU-KALUNGU.
 
AKULIRA eby'enjigiriza mu Disitulikiti y'e Kalungu David Mukasa Bbaale, asabye amasomero nti gamuwagire mu  kunnyikiza empisa ey'ekiddugavu mu bayizi nti bwe baba bakufuula Uganda eggwanga eritaliimu butabanguko naddala mu maka.
 bayizi mu katemba Abayizi mu katemba

 

 
DEO. Bbaale yabadde ku ssomero lya Kabukunge Muslim SSS, mu Kalungu Town Council ng'abayizi basindana mu mpaka za z'okuyimba, amazina ne Katemba ebyategekeddwa omukulu w'essomero lino Hajji Adam Matovu, n'omulamwa gw'okuziyiza obutabanguko mu maka nga bayita mu neyisa eya wano,n'agamba nti ebintu ebikopebwa ebweru banayuganda abamu bibalema okutegeera n'okutuukiriza obulungi ne besanga mu mbeera ey'obuzibu nti obukosa n'abalala be bawangaala nabo.
 
  avid ukasa baale DEO David Mukasa Bbaale

 

 
Heedimasita Hajji Matovu yakattirizza nti singa enkola eno enyikizibwa mu masomero gonna,gye bujja eggwanga lisobola okufuna abatuuze abalungi.
 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabakafitri1 220x290

Kabaka ayagalizza Abasiraamu Idd...

KABAKA Ronald Muwenda II alagidde Bannayuganda okukuuma emirembe n’okusonyiwagana mu kiseera kino ng’Abasiraamu...

Mknded4 220x290

Famire eziyiridde mu nnyumba nga...

Abasiraamu mu kibuga ky’e Mukono baaguddemu encukwe ku Iddi munnaabwe eyabadde akedde ku maliiri okufumba emmere...

Mknmm3 220x290

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa...

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa Mukono ng’alina Corona virus-atwaliddwa mu kalantiini n’abalala babiri be...

Ssaavasennyonga 220x290

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere...

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere ya bukadde 300 okudduukirira abali ku muggalo

Lockdown309 220x290

Eyali awola ssente azzeeyo mu nnimiro...

ENSWA bw'ekyusa amaaso naawe ng'envubo okyusa ne Charles Tamale envubo agikyusirizza mu nkumbi okubaako ettofaali...