TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omulambo gw'omuyimbi Ziggy Wine gutuusiddwa mu maka ge wakati mu miranga n'okwaziirana

Omulambo gw'omuyimbi Ziggy Wine gutuusiddwa mu maka ge wakati mu miranga n'okwaziirana

By peter ssaava

Added 5th August 2019

Omulambo gw'omuyimbi Ziggy Wine gutuusiddwa mu maka ge wakati mu miranga n'okwaziirana

Zig1 703x422

OMULAMBO gw'omuyimbi Ziggy Wine ng'amannya ge amatuufu ye Micheal Alinda abadde ayimbira mu kibiina kya Fire Base ekya Bobi Wine gutuusiddwa ku ssaawa 8 ez'olweggulo mu maka ge e Nansana-Ganda.

Ekiddiridde gibadde miranga okuva mu b'oluganda ne nnamwandu w'omugenzi Hope Munaga ssaako ab'oluganda n'emikwano ababadde bakung'aanye mu maka g'omugenzi.

Ziggy Wine yafudde olunaku lw'eggulo mu ddwaliro e Mulago oluvannyuma lw'okubuzibwawo wiiki nnamba oluvannyuma nazulibwa e Mulago ng'akubiddwa yenna nga tasobola nakwogera.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abr1 220x290

Empaka za ASFAs bazongeddemu ebirungo...

Basereebu beesunga kuwangula ngule mu mpaka z'emisono eza Abryanz Style and Fashion Awards (ASFAs)

Siba 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu, tukulaze...

EMMWAANYI kyabugagga era bajjajjaffe baazitunda ne bakolamu ebintu eby’enjawulo omwali okusomesa abaana, okugulanga...

Kusasiraserenandijjo32 220x290

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira...

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira ku Serena: Museveni ayanukudde Mayinja ku by'oluyimba lwa 'Ebintu bizzeemu'

Cf67bb0a32be4b27bedf0076e8e46208 220x290

Bazannye ffirimu ku ngeri abavubuka...

Ekitongole kya Reach a hand nga kiri wamu n'Omunigeria kafulu mu kuzannya ffirimu Emmanuel Ikubese basabuukuludde...

Teekamu 220x290

Eyanzigya mu ssomero yeegaanye...

NKIZUDDE kati nti eyannimbalimba n’annemesa emisomo yali ayagala kunkozesa nga tanjagala bya ddala.