TOP

Bannamateeka batabukidde akulira ISO

By Musasi wa Bukedde

Added 6th August 2019

BANNAMATEEKA batwala akulira ekitongole kya ISO Col. Frank Bagyenda mu mbuga z’amateeka nga bamuvunaana kye baayise okutiisatiisa wamu n’okuwamba abantu omuli ne bannamateeka n’ababasibira mu bifo ebitalambikiddwa mu mateeka.

Kakabagyenda703422 703x422

Col. Frank Bagyenda

Bino biddiride Looya Patrick Mugisha okwatibwa aba ISO gye buvudeko okumala wiiki nnamba ng’akuumirwa mu kifo ekitategeerekeka yadde nga yamaze n’ayimbulwa ku Ssande nga tagguddwaako musango gwonna.

Akulira ekibiina omwegattira bannamateeka mu ggwanga ekya Uganda Law Society, Simon Peter Kinobe yagambye nti okusinziira ku ssemateeka w’eggwanga ekitongole kya ISO tekirina buyinza kukwata na kusiba muntu yenna mu kifo kyekusifu wabula omulimu gwakyo gwa kuwabula mukulembeze w’eggwanga ku bikwatagana n’ebyobutebenkevu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kanta 220x290

‘Muntaase ku baana bange abanzibako...

OMUKADDE ow’emyaka 93 atabuse n’abaana be ng’abalumiriza okubeera mu kkobaane erimugoba ku ttaka lye balyeddize....

Bonnyjpgweb 220x290

Abadde ayanula engoye z'abatuuze...

Bonny Tamale omutuuze w'oku Kalerwe Kiggundu Zooni y'asimattuse okuttibwa abatuuze b'e Bwaise oluvannyuma lw’okumusanga...

Agende 220x290

Kkooti egobye egimu ku misango...

KKOOTI y’e Nakawa egobye omusango gw’obuyeekera ogwali gwaggulwa ku basajja 14 abagam- bibwa nti beenyigira mu...

Kola 220x290

Boofiisa ba poliisi Muhangi ne...

EYALI akulira ekitongole kya Flying Squad, Herbert Muhangi abadde amaze emyaka ebiri mu kkomera ng’avunaanibwa...

Na 220x290

‘Mukebere nnamba z’essimu okuzuula...

AKAKIIKO akavunaanyizibwa ku by’empuliziganya mu ggwanga aka Uganda Communication Commission (UCC) kalagidde abakozesa...