TOP

Essomero lya City Land College likutte omuliro

By Musasi wa Bukedde

Added 9th August 2019

Nabbambula w’omuliro asaanyizaawo ebisulo bya bayiizi ku ssomero lya City Land College erisangibwa e Kungu Matugga.

Kkungu6 703x422

ekisulo ekyayidde

BYA WASSWA B. SSENTONGO
 
Nabbambula w’omuliro asaanyizaawo ebisulo bya bayizi ku ssomero lya City Land College erisangibwa e Kungu Matugga.
Omuliro guno gwatandise ku ssaawa nga 4:00 ez’ekiro mu kiro ekyakeesezza Olwokuna ng’abayizi bali mu bibiina.
 Kiteeberezebwa ng’omuliro gw’avudde ku masannyalaze kubanga gwatandikidde waggulu.
 
bamu ku bazadde abaabadde bakimye abayizi ku ssomeroAbamu ku bazadde abaabadde bakimye abayizi ku ssomero

 

 Ebisulo ebyakoseddwa bya bayizi aba S1, S2 ne S3 ng’ebintu ebisinga byayidde wabula tewali muyizi tebaakoseddwa. 
Akulira essomero, Kirk Tulyasingura yagambye nti embeera eno ebawalirizza okuggalawo essomero okumala omwezi basooke beerereeze.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabakafitri1 220x290

Kabaka ayagalizza Abasiraamu Idd...

KABAKA Ronald Muwenda II alagidde Bannayuganda okukuuma emirembe n’okusonyiwagana mu kiseera kino ng’Abasiraamu...

Mknded4 220x290

Famire eziyiridde mu nnyumba nga...

Abasiraamu mu kibuga ky’e Mukono baaguddemu encukwe ku Iddi munnaabwe eyabadde akedde ku maliiri okufumba emmere...

Mknmm3 220x290

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa...

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa Mukono ng’alina Corona virus-atwaliddwa mu kalantiini n’abalala babiri be...

Ssaavasennyonga 220x290

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere...

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere ya bukadde 300 okudduukirira abali ku muggalo

Lockdown309 220x290

Eyali awola ssente azzeeyo mu nnimiro...

ENSWA bw'ekyusa amaaso naawe ng'envubo okyusa ne Charles Tamale envubo agikyusirizza mu nkumbi okubaako ettofaali...