TOP

Aba Coaster e Kyotera balonze

By John Bosco Mulyowa

Added 12th August 2019

Abavuzi ba Coaster e Kyotera balonze

Ssentebewabaddereevabakositamuhamadkaweesinebanneabaloondeddwangabalayizibwaokukolaobuvunanayizibwa 703x422

Kaweesi ne banne bwe baalondeddwa nga balayizibwa

ABAGOBA ba Coaster e Kyotera balonze obukulembeze obuggya okusobola okuloongoosa omulimu  gwabwe ogw’okusaabaza abantu n’okulung'amyanga bannaabwe ku ngeri y’okukolamu omulimu gwabwe mu ngeri ematiza. 

Baakung'aaanidde ku ofiisi za Kasolo Foundation e Kyotera gye baalondedde.

Muhhamad Kaweesi ye yalondeddwa nga ssentebe nga waakumyukibwa John Kawenja. Omuwandiisi ye Bbaale Mayanja, omuwanika ye Badru Jjumba, ow’ebyokwerinda ye Suudi Lubega, ow’amawulire ye Edrisa Kyeyune ate nga owa embeera za bammemba ye Ismail Nkalubo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kafeera 220x290

Leero luno!

NG’ENSI eri ku bunkenke bw’ekirwadde kya Coronavirus, abamu ku Bannayuganda batandise okubiteekamu omuzannyo bo...

Gaali 220x290

Ono booda agiyita mmotoka?

ONO taata w’abaana ekiragiro kya Pulezidenti eky’emmotoka eza buyonjo okutikka abantu basatu yakifunye bulala....

Bitone2 220x290

Nze sijja kuyimba kambawe akatono...

NG’ABAYIMBI beeyiwa mu situdiyo okukola ennyimba ezikwata ku kirwadde ku Coronavirus n’okukubiriza abantu okugoberera...

Kcca2 220x290

Oba adduse tutwale ekigaali n’emmaali...

OMUVUBUKA eyabadde atundira ennanaansi ku kigaali ebigere tebiba kumweyimirira ssinga kati ali mu mbuzi ekogga....

Njagala ananjagala nga bwendi

Njagala ali wakati w’emyaka 50 - 55, alina omulimu, omwetegefu okundabirira, okunfunira eky’okukola n’okugenda...