TOP

Poliisi erabudde ab'amawulire

By Musasi wa Bukedde

Added 12th August 2019

Omukwanaganya wa Poliisi n'abantu e Mukono, Moses Mugwe anenyezza ab'amawulire olumu okuyita we bandikomye ne balinyirira ne ddembe lya bannabyabufuzi okubalingiriza ku bulamu bwabwe obw'ekyama.

Abamukubabaddebeetabyemulukiikoluno 703x422

Abamu ku beetabye mu nsisinkano eno

Omukwanaganya wa poliisi n’omuntu waabulijjo mu Mukono, Moses Mugwe alabudde ab’ebifaananyi n’abamu ku b’amawulire abagufudde omugano okutyoboola eddembe ly’abakulembeze n’okuyingirira obulamu bwabwe obw’ekyama okukikomya.
 
Yasinzidde mu lukiiko olwategekeddwa ku Golden Crane Gardens okukyusa obukulembeze bw’abakubi b’ebifaananyi mu disitulikiti y’e Mukono, Buikwe Kayunga n’ebitundu ebiriraanyeewo.
 
Yeetabiddwaako abamu ku bakulembeze ba disitulikiti y’e Mukono. Wabula n’ebeebifaananyi beemulugunyiza eri  Mugwe olw’abaserikale okubakubanga emiggo ekiro nga bava ku mirimu n’okubamenyera densite zaabwe.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kafeera 220x290

Leero luno!

NG’ENSI eri ku bunkenke bw’ekirwadde kya Coronavirus, abamu ku Bannayuganda batandise okubiteekamu omuzannyo bo...

Gaali 220x290

Ono booda agiyita mmotoka?

ONO taata w’abaana ekiragiro kya Pulezidenti eky’emmotoka eza buyonjo okutikka abantu basatu yakifunye bulala....

Bitone2 220x290

Nze sijja kuyimba kambawe akatono...

NG’ABAYIMBI beeyiwa mu situdiyo okukola ennyimba ezikwata ku kirwadde ku Coronavirus n’okukubiriza abantu okugoberera...

Kcca2 220x290

Oba adduse tutwale ekigaali n’emmaali...

OMUVUBUKA eyabadde atundira ennanaansi ku kigaali ebigere tebiba kumweyimirira ssinga kati ali mu mbuzi ekogga....

Njagala ananjagala nga bwendi

Njagala ali wakati w’emyaka 50 - 55, alina omulimu, omwetegefu okundabirira, okunfunira eky’okukola n’okugenda...