TOP

Ab’omu Kampala beemulugunyizza ku ba LDU

By Musasi wa Bukedde

Added 12th August 2019

ABASUUBUZI mu Kampala bakukkulumidde abaserikale b’eggye erikuuma ebyalo (LDU), nga bagamba nti basusse okubakwatira obwereere n’okubanyagako ebyabwe.

Leeta 703x422

Ssentebe wa Owino View, Farouk Ssekabembe Kato (akutte akazindaalo) ng’alambika ensonga z’abasuubuzi .

Baasinzidde mu lukiiko olwatudde ku Cooper Complex ne bategeeza ng’aba LDU bwe basussizza okukwata abasuubuzi awatali nsonga nga bagamba nti oluusi omuntu ne bw’aba alina ebimwogerako tebamuwuliriza babeera baagala ssente ng’atazirina bamutulugunya n’okumutambuza okwetooloola ekibuga kyonna.

Omumyuka w’omuduumizi wa LDU, mu Kampala, Major Charles Vukoni yasambazze ebyayogeddwa abasuubuzi n’agamba nti abeemulugunya bayinza okuba nga beenyigira mu bikolwa eby’obumenyi bw’amateeka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kyuka 220x290

Abantu 1,000 bafudde Corona mu...

ABANTU 1,047 olufudde mu Amerika ebintu ne bikyuka. Trump obuyinza bw’okuteekawo kalantiini n’okusibira abantu...

Whatsappimage20200402at65210pm 220x290

Bajjo ayagala Full-Figure amuliyirire...

Bajjo ayagala Full-Figure amuliyirire obukadde 500 lwa kumwonoonera linnya.

Ministernakiwalakiyingi 220x290

Coronavirus: Baminisita 3 bayomba...

Olutalo olugambibwa okuba wakati wa baminisita basatu nga luva ku ssennyiga wa coronavirus luvuddeyo mu lujjudde...

Bobiwinehavingamusicalmomentwithsingingpartnernubian 220x290

Coronavirus: Bobi Wine afulumizza...

Bobi Wine afulumizza oluyimba olupya ku ssennyiga omukambwe lw’azzizza ku lwa coronavirus alert olubadde lwakasaanikira...

Bigere 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA...

Gavumenti enoonya abantu 900 mu bitundu mwe baazudde abalwadde ba corona.