TOP

‘Temukkiriza bwavu kulya maka gammwe

By Musasi wa Bukedde

Added 13th August 2019

‘Temukkiriza bwavu kulya maka gammwe

Lab2 703x422

ABAKRISTAAYO bakubiriziddwa okukola ennyo bagobe obwavu mu maka kubanga busindika bangi mu bikolwa ebitaweesa Katonda kitiibwa nga banoonya okufuna ssente ez’amangu.

Bino byababuuliddwa Muky. Barbra Katende, abaami abafumbo ab’Obussaabadinkoni bw’e Gayaza mu Bulabirizi bw’e Namirembe bwe baabadde bakuza olunaku lwa Petero.

Okusaba kwabadde ku kkanisa ya St. John e Kanyanya ku Ssande nga kwetabyeko Ssaabadinkoni w’e Gayaza Ven. Silas Musoke, Pulezidenti wa Fathers’ Union e Namirembe Wilber Naigambi n’abakungu abalala.

Muky. Katende yabakubirizza obuteesembereza bantu abatalina kye babagattako okuggyako okubatoolako n’agamba nti abo baliwo kubanyuunyunta n’okubasiba mu bwavu.

Yasabye abakyala okukomya okutuula obutuuzi awaka wabula bakole bagatte ku nsimbi z’abaami, amaka gaabwe gabeeremu essanyu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dece 220x290

Nneebaza Mukama okumpa omutuufu...

MU buvubuka bwange, nalina omutima omunafu ku nsonga z’omukwano kubanga nali ntya abasajja olw’ebyo bye nnawuliranga...

Kola703422 220x290

Nnoonya mwana wa bulenzi

NNINA abaana abawala basatu, era ndi mufumbo. Nnina omusajja anjagala agamba nti asobola okukyusa oluzaalo ne nzaala...

Sinza 220x290

Katemba eyabadde mu kuziika ssemaka...

NNAAMUNGI w’omuntu yeetabye mu kuziika omugenzi Erisa Settuba eyalwanya abakazi mu kiseera bwe yali agenda okugattibwa...

Like 220x290

Minisita azzizza ab’e Gomba ku...

MINISITA w’eggwanga ow’ebyettaka Persis Namuganza azzizza abatuuze ku byalo bibiri e Kitemu ne Nkwale mu bibanja...

Kika 220x290

Lutalo ne Eddy Yawe ebyabwe babikwasizza...

ABAYIMBI okwabadde David Lutalo, Ziza Bafana, Eddy Yawe, Dr.Propa, Joseph Ngoma n’abalala beeyiye mu kkanisa ya...