TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Faaza bamusibiridde entanda obutamalira biseera ku yintaneeti

Faaza bamusibiridde entanda obutamalira biseera ku yintaneeti

By Musasi wa Bukedde

Added 13th August 2019

ABAKRISTU b’e Bweyogere mu Ssaza Ekkulu erya Kampala babugaanye essanyu ng’omusaseredooti Fr. Paul Ssemwogerere asoma Mmisa ye esoose oluvannyuma lw’okufuna ekitiibwa kino ku womukaaga oluwedde mu Lutikko e Lubaga.

Kuba 703x422

Fr. Ssemwogerere ng’asembeza bakadde be. Mu kkooti eya bbulu ye taata we Cyprian Mukiibi ng’addiriddwa nnyina Maria Namagembe.

Mmisa yagisomedde mu maka ga bakadde be e Kamuli mu Munisipaali y’e Kira ng’akalombolombo ka Klezia bwe kali nti Mmisa esooka omusaseredooti agisomera mu maaso ga bakadde be.

Mmisa eno yeetabiddwaamu abantu bangi nga waliwo n’abavudde e Kenya gye yasomera.

Amaka ga Cyprian Mukiibi gajjudde Abakristu ne gabooga ng’obwedda emikolo egisinga bagirabira ku ntimbe za ttivvi.

Eyakuliddemu okuyigiriza Fr. Lawrence Muduse, omusomesa mu Seminaale ya Kinyamasika Major Seminary yennyamidde olw’abantu abamala ebiseera nga bali ku yintaneeti ne batafaayo kukola mirimu gibatwala mu maaso.

Yasabye faaza omugole obutamala obudde bungi ku yintaneeti wabula yeekumire ku saala ezijja okubayamba.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sisiri 220x290

Siisiri w’abakazi bamukubyemu ttooci...

ABAKUGU bazudde ng’abakazi okuyimba siisiri mu buliri kijja lwa butonde. Bagamba nti kiva ku bwagazi omukazi bw’afuna...

Ganja2 220x290

Ebintu 15 by’okola n’oganja ewa...

Edith Mukisa omukugu mu kubudaabuda abaagalana n’abafumbo akuwa ebintu 15 byoyinza okukola okusobola okuganja n'okunyweza...

Condoms 220x290

Kkondomu ezirimu ebituli zisattizza...

Bannayuganda abettanira kkondomu za Life Guard baweereddwa amagezi okwekenneenya kkondomu ze bagula nga tebannazikozesa....

Thumbnailunaiemerypoints 220x290

Martin Keown anyiizizza aba Arsenal...

Martin Keown, omu ku bazibizi abaayitimukira ennyo mu Arsenal era nga yali mu ttiimu eyawangula Premier nga tekubiddwaamu...

Gareth Bale ali ku yoleke

Gareth Bale ali mu kattu olw’abawagizi ba Real Madrid abaanyiize olw’okulaga nti ttiimu eno y’ekoobera mu bintu...