TOP

Eyazadde abaana 3 asobeddwa

By Musasi wa Bukedde

Added 14th August 2019

OMUWALA ow’emyaka 19, eyazaala abaana abasatu omulundi ogumu ali mu kattu oluvannyuma lw’omusajja eyabamuzaalamu okudduka nga kati anoonya buyambi.

Nnoonya 703x422

Jane Aduba n'abaana

Jane Aduba y’asobeddwa olwa taata w’abaana be Rollin Otian nga Munnakenya okudduka n’essimu n’agiggyako bwe yategeera nti mukyala we azadde abaana basatu.

Otian abadde avuga bodaboda e Malaba ku nsalo ya Uganda ne Kenya.

Aduba abeera Seeta-Nyiize mu ggombolola y’e Kangulumira e Kayunga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Got2 220x290

Abafumbo batabuse ne baanika obuziina...

Abafumbo batabuse ne baanika obuziina bwabwe

Hit2 220x290

Maama tonzita ebbinika nagiryamu...

Maama tonzita ebbinika nagiryamu ekikomando

Enseenene: Omugano gwa November...

AKEETALO akali mu Kampala n’emiraano kati ka nsenene. Enseenene kye kimu ku by’okulya ebisinga okuwoomera Bannayuganda...

Mbarakuzi 220x290

'Abeenyigira mu ttemu mwekube mu...

Yagambye nti abeenyigira mu kutta abalala bakimanye nti Katonda ajja kubasasula nga bwe yakola ku Kaine eyatta...

Nana 220x290

Xhaka yeenyiyiddwa Arsenal: Agenda...

GRANIT Xhaka, eyaggyiddwaako obwakapiteeni bwa Arsenal olw’okuwemula abawagizi ayolekedde AC Milan eya Yitale....