TOP

Ssente zitabudde aba Kigolooba

By Musasi wa Bukedde

Added 14th August 2019

Ssente zitabudde aba Kigolooba

Kop2 703x422

EKIIBIINA ky’Abasiraamu abakubi b’amataali ekya Kigolooba kiguddemu nnabe bwe kifuumudde omu ku babadde bakikulira. Bamulanga kwagala nnyo ebitiibwa ne ssente okusinga ku balala.

Akulira ekibiina kino, Sheikh Hamza Busuulwa yagambye nti munne ono Sulaiman Luzinda abadde tebakyasobola kumugumiikiriza olw’enkola ye ey’emirimu.

Busuulwa yakimutaddeko nti abadde agenda ayitaayita mu bantu n’abaako by’akola ku lw’ekibiina kyokka ng’abamu ku bammembatebalina kye bamanyi. Ensonga yazikwasizza bannamateeka baabwe aba United Advocates abaamukoledde ebiwandiiko ebimugoba mu kibiina mu mbeera y’okwetereeza.

Kyokka Luzinda (muyagambye nti oyo awoza nti yamugobye kirabika y’alina okwegoba kubangatamanyi kibiina kino gye kyatandikira

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Det2 220x290

Famire ekyasattira olwa ssemaka...

Famire ekyasattira olwa ssemaka okubula

Lip2 220x290

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala...

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala ku kyeyo

Sab 220x290

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa...

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa

Fut2 220x290

Akulira kkampuni etwala abantu...

Akulira kkampuni etwala abantu ku kyeyo akwatiddwa lwa kufera

Set1 220x290

Omuyambi wa Museveni bamuloopye...

Omuyambi wa Museveni bamuloopye