TOP

Eby'okwerinda binywezeddwa mu KCCA

By Musasi wa Bukedde

Added 21st August 2019

Eby'okwerinda binywezeddwa mu KCCA

Hit2 703x422

EKITONGOLE kya KCCA kinywezezza ebyokwerinda ku City Hall bw’etadde kkamera mu nkuubo ne ofiisi ez'enjawulo okutangira ababadde bamenya ne babba ebiwandiiko.

Kati ekizimbe kyonna kyetooloddwa kkamera munda, ebweru ne ku nguudo. Kkamera zisobola okukulondoola okuva mu luguudo, ebweru w’ekizimbe, mu nkuubo ne mu ofiisi. Kitaka okukola kino kiddiridde ababbi okumenya ofiisi ez'enjawulo mu KCCA ne babba ebiwandiiko ne komputa ne bazitwalirako kyokka tewali yakwatibwa.

Okumenya okwasooka kwakolebwa ku ofiisi ezivunaanyizibwa ku kubalirira abasengulwa ate okwazzeeko ne kukolebwa ku ofiisi z'eyobulamu. Abantu musanvu baakwatibwa ne baggyibwako siteetimenti. Embeera eno yasattiza n'akulira KCCA, Andrew Kitaka (mu katono

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abr1 220x290

Empaka za ASFAs bazongeddemu ebirungo...

Basereebu beesunga kuwangula ngule mu mpaka z'emisono eza Abryanz Style and Fashion Awards (ASFAs)

Siba 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu, tukulaze...

EMMWAANYI kyabugagga era bajjajjaffe baazitunda ne bakolamu ebintu eby’enjawulo omwali okusomesa abaana, okugulanga...

Kusasiraserenandijjo32 220x290

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira...

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira ku Serena: Museveni ayanukudde Mayinja ku by'oluyimba lwa 'Ebintu bizzeemu'

Cf67bb0a32be4b27bedf0076e8e46208 220x290

Bazannye ffirimu ku ngeri abavubuka...

Ekitongole kya Reach a hand nga kiri wamu n'Omunigeria kafulu mu kuzannya ffirimu Emmanuel Ikubese basabuukuludde...

Teekamu 220x290

Eyanzigya mu ssomero yeegaanye...

NKIZUDDE kati nti eyannimbalimba n’annemesa emisomo yali ayagala kunkozesa nga tanjagala bya ddala.