TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ab’e Kakuuto basse omukago n’Abatanzania okwekulaakulanyaBa

Ab’e Kakuuto basse omukago n’Abatanzania okwekulaakulanyaBa

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd August 2019

Ab’e Kakuuto basse omukago n’Abatanzania okwekulaakulanyaBa

Dot1 703x422

EKIBINJA ky’abakungu okuva mu Gavumenti y’e Tanzania baakyaddeko mu Uganda ku bugenyi kwe baayitiddwa omubaka w’e Kakuuto, Christopher Kalemba ng’omu ku kaweefube w’okugatta ebyenkulaakulana mu Uganda n’okutumbula omukago gwa East African Community.

Bano baakulembeddwaamu Enock Kamuzoora, omuwandiisi ow’enkalakkalira mu gavumenti ya Tanzania n’abakungu abalala okuva e Kayingo mu Tanzania nga bano baasuubiza okuyamba Bannayuganda mu ssaza ly’e Kakuuto okutumbula ebyenjigiriza, ebyobulamu n’obulimi naddala obwa Vanilla gwe basinga okulima ewaabwe.

Bano baasisinakye abakulembeze ku mitenderea egy’enjawulo abaakulembeddwaamu omubaka Kalemba, Sipiika wa disitulikiti, Peter Saasira ng’ensisinkano yabadde mu maka g’omubaka e Nkoni e Kakuuto.

Baategeezezza nga bwe bagenda okusomesa Bannakakuuto okuyiga okukola ebibiina by’obwegassi ebiwangaala ebbanga ng’ate bigudde

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abr1 220x290

Empaka za ASFAs bazongeddemu ebirungo...

Basereebu beesunga kuwangula ngule mu mpaka z'emisono eza Abryanz Style and Fashion Awards (ASFAs)

Siba 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu, tukulaze...

EMMWAANYI kyabugagga era bajjajjaffe baazitunda ne bakolamu ebintu eby’enjawulo omwali okusomesa abaana, okugulanga...

Kusasiraserenandijjo32 220x290

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira...

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira ku Serena: Museveni ayanukudde Mayinja ku by'oluyimba lwa 'Ebintu bizzeemu'

Cf67bb0a32be4b27bedf0076e8e46208 220x290

Bazannye ffirimu ku ngeri abavubuka...

Ekitongole kya Reach a hand nga kiri wamu n'Omunigeria kafulu mu kuzannya ffirimu Emmanuel Ikubese basabuukuludde...

Teekamu 220x290

Eyanzigya mu ssomero yeegaanye...

NKIZUDDE kati nti eyannimbalimba n’annemesa emisomo yali ayagala kunkozesa nga tanjagala bya ddala.