TOP

Famire ekyasattira olwa ssemaka okubula

By Musasi wa Bukedde

Added 23rd August 2019

Famire ekyasattira olwa ssemaka okubula

Det2 703x422

Kalumba

SSEMAKA eyabuzibwawo okuva mu maka ge oluvannyuma lw’essimu eyamukubibwa akyabuze.

Famire ye ne mikwano gye beeyongedde okusattira olw’ebbanga lye bamaze nga tebamuwuliza.

James Kalumba 57, yabula oluvannyuma lw’abantu okumukubira essimu n’afuluma ekikomera kye mu maka ge e Bweya - nga August 8, 2019. Jane Kiiza, mukyala wa Kalumba yategeezezza nti okuva bba bwe yabuzibwawo bamunoonyezza mu bifo eby’enjawulo naye abuze.

Kalumba yali akolera mu kkampuni ya Motor Care mu Kampala ku Jinja Road kyokka ng’abadde yaakawummuzibwa ku mulimu mu March w’omwaka guno

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abr1 220x290

Empaka za ASFAs bazongeddemu ebirungo...

Basereebu beesunga kuwangula ngule mu mpaka z'emisono eza Abryanz Style and Fashion Awards (ASFAs)

Siba 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu, tukulaze...

EMMWAANYI kyabugagga era bajjajjaffe baazitunda ne bakolamu ebintu eby’enjawulo omwali okusomesa abaana, okugulanga...

Kusasiraserenandijjo32 220x290

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira...

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira ku Serena: Museveni ayanukudde Mayinja ku by'oluyimba lwa 'Ebintu bizzeemu'

Cf67bb0a32be4b27bedf0076e8e46208 220x290

Bazannye ffirimu ku ngeri abavubuka...

Ekitongole kya Reach a hand nga kiri wamu n'Omunigeria kafulu mu kuzannya ffirimu Emmanuel Ikubese basabuukuludde...

Teekamu 220x290

Eyanzigya mu ssomero yeegaanye...

NKIZUDDE kati nti eyannimbalimba n’annemesa emisomo yali ayagala kunkozesa nga tanjagala bya ddala.