TOP

Atemyeko bbebi we omutwe

By John Bosco Mulyowa

Added 5th September 2019

Poliiisi e Rakai ekutte omukazi agambibwa okukwata ejjambiya n’atemako omwana we ow’emyezi omukaaga omutwe n’agusuula wali oluvannyuma lw’okwekyawa ng’agamba nti tamanyi musajja nannyini mwana ono era yabadde talina buyambi!

Bya JOHNBOSCO MULYOWA
 
Poliiisi e Rakai ekutte omukazi agambibwa okukwata ejjambiya n’atemako omwana we ow’emyezi omukaaga omutwe n’agusuula wali oluvannyuma lw’okwekyawa ng’agamba nti tamanyi musajja nannyini mwana ono era yabadde talina buyambi!
 
 Ekikangabwa kino kyabadde ku kyalo Kiruuli mu ggombolola y’e Kifamba e Kooki mu Rakai omukazi Evelyn Mukamugema 24, bwe yatemyeko omwana we omulenzi ow’emyezi omukaaga omutwe ne gugwa wali ng’omwana ono yabadde yamutuuma erinnya lya Miracle.
 
Poliisi ono yamutaasizza ku batuuze abaabaddde baagala naye okumutta n’emuddusa ku kitebe kya poliisi e Rakai gye yaggaliddwa. Poliiisi yategeezezza nti yabadde awo n’awulira ekintu ekimugamba nti ‘mutte’ naye n’amutta.
 
Omuduumizi wa poliisi e Rakai, Ben Niwamaanya yakakasizza okukwatibwa kwa Mukamugema era  yagguddwaako gwa kutta muntu.
 
 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

208851827674439imagea511573515938210 220x290

Sterling azzeemu okugwa Gomez mu...

Omutendesi wa Bungereza, Gareth Southgate aggye Raheem Sterling mu ttiimu ye enettunka ne Montenegro ku Lwokuna...

U 220x290

Abazannyi ba Arsenal baboola Aubumeyang...

Agava mu Arsenal galaga nti abazannyi abamu si basanyufu na kyakoleddwa mutendesi Unai Emery okulonda Aubameyang...

14807561277401561480756273noticianormalrecorte1 220x290

Capello ajereze Ronaldo: 'Mu myaka...

Eyaliko omutendesi wa Juventus Real Madrid ne Bungereza, Fabio Capello alumbye Cristiano okuba omwavu w’empisa....

Papa 220x290

Ronaldo ne Sarri batabuse

Wazzeewo obutakwatagana wakati wa Cristiano Ronaldo n’omutendesi wa Juventus, Maurizio Sarri.

Lumba 220x290

Mourinho akoonye Guardiola

Akakuku ka Jose Mourinho ne Pep Guardiola tekasuubirwa kuggwaawo.