TOP

Mukula atutte Bryan White mu kkooti lwa bbanja

By Musasi wa Bukedde

Added 20th September 2019

BRYAN White, ebibye bibi. Kkampuni ya Capt. Mike Mukula emututte mu kkooti lwa kumuguza mmotoka ku doola 120,000 n’alemererwa okusasula ddoola 76,757.

Brian 703x422

Brian White

Bya Musasi Waffe
 
BRYAN White, ebibye bibi.
Kkampuni ya Capt. Mike Mukula emututte mu kkooti lwa kumuguza mmotoka ku doola 120,000 n’alemererwa okusasula ddoola 76,757.
 
Omusango guli mu Kkooti Enkulu etawulula enkaayana z’ebyobusuubuzi mu Kampala ku fayiro nnamba CS 776/19. Brian White ng’amannya ge amatuufu ye Brian Kirumira omutuuze w’e Buziga yategeeragana ne kkampuni eyitibwa Arrow Security Systems Ltd. eya Mukula okumuguza emmotoka ekika kya Benz nnamba UBB 480Z wabula n’atasasula.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Enanga1 220x290

Taata wa Enanga atuuyanye ku by’ettaka...

TAATA w’omwogezi wa poliisi mu ggwanga, Fred Enanga abadde mu kaseera kazibu ng’annyonnyola engeri ye ne mutabani...

Lukwago 220x290

‘Sasula obukadde 50 oba ogende...

Sandra Katebaralwe, mukyala wa Paasita David Ngabo eyacaaka ennyo olw’okusabira FDC ng’alumba gavumenti ye yadduka...

Omukyala w'olubuto bamulagajjalidde...

Omukyala w'olubuto bamulagajjalidde

Taxi5 220x290

Poliisi emukutte awambye abaana...

POLIISI y’e Bujuuko etaayizza omusajja agambibwa okuwamba abaana b’essomero n’emussa ku mpingu. Yeewozezzaako nti...

M71 220x290

Museveni awadde Sabiiti ekiragiro...

PULEZIDENTI Museveni awadde amyuka omuduumizi wa poliisi mu ggwanga, Maj. Gen. Sabiiti Muzeeyi, ennaku bbiri aveeyo...