TOP

Mmotoka ya Kitatta nayo eri ku kibonerezo!

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd September 2019

ABDALLAH Kitatta we yabeerera omuyima wa Bodaboda 2010, alina abantu naddala aba bodaboda be yanyiiza ne be yakoleranga ebirungi.

Noda 703x422

Mu baamufunamu mwe mwali ab’e Nateete be yali agulidde ambyulensi okutambuza abalwadde.

Kyokka okuva Kitatta lwe yasalirwa omusango n’asindikibwa mu nkomyo e Luzira, n’emmotoka eno yakwama nga kati kirabika etigukiramu mmese na minya.

Waliwo atugambye nti kirabika mmotoka eno nayo yaweebwa ekibonerezo okusibwa nga mukama waayo anti twagiguddeko ng’evundira ku poliisi y’e Nateete we baagiteeka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Davidssekandingalagaengeriamatookegegyegayonooneddwaenkubawebuse 220x290

Ab'e Mukono beeraliikiridde enjala...

Abatuuze b'e Nassaka mu Mukono beeraliikiridde olw'enkuba eboonoonedde ebirime

Whatsappimage20191021at1439041 220x290

Zani Lady C awera kudda mu nsiike...

Zani Lady C omuyimbi ate nga muzannyi wa ffirimu akomyewo n'akayimba okuddamu okuvugannya mu nsiike y'okuyimba....

Kkobewebuse 220x290

Mwewale okufiira ku mirimu gy’okukozesebwa...

Abamalirizza emisomo bakubiriziddwa obuteesiba ku mirimu gya misaala emigereke bwe baba baagala okwewala ekkomera...

Joseph8webuse 220x290

Bwe mukoledde ebibuuzo mu kizimbe...

Fr. Joseph Ssebayigga asabidde abayizi ba St. Joseph Girls Primary School e Nsambya aba P7 ng'aggulawo ekizimbe...

Vipers 220x290

Vipers yeeweredde BUL

Mu nsisinkana etaano ezisembyeyo,Vipers ewanguddemu emipiira ena (4) so nga BUL gumu.