TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omulamuzi ayise omuserikale wa Poliisi ku by'okutta Moze Radio

Omulamuzi ayise omuserikale wa Poliisi ku by'okutta Moze Radio

By Musasi wa Bukedde

Added 25th September 2019

Omulamuzi ayise omuserikale wa Poliisi ku by'okutta Moze Radio

Moz703422 703x422

Omugenzi Moze Radio

OMULAMUZI ali mu musango gw’okutta omuyimbi Mowzey Radio ayisizza ekiwandiiko ekiyita aduumira poliisi y’e Katwe okujja mu kkooti ku Lwokutaano lwa wiiki eno okubaako byannyonnyola mu musango guno.

Omulamuzi Jane Frances Abodo yeyayisizza ekiragiro kino eri SP Frantile Rwamusayi oluvnanyuma lw’omuwaabi wa gavumenti Joseph Kyomuhendo okumutegeeza nti agezezzaako okuyita Rwamusayi ajje awe obujulizi mu kkooti naye agaanye.

Omusango guno guwulirwa mu Kkooti Enkulu e Ntebe nga kigambibwa nti Geofrey Wamala amannyiddwa nga Troy yeyatta omuyimbi Radio (Moses Ssekibogo) oluvanyuma lw’okulwanagana mu bbaala e Ntebe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Wano 220x290

Centenary bank etadde ssente mu...

Aba Centenary bank beegasse ku Bukedde famire mu nteekateeka yaabwe ey’okuddiza ku basomi ba Bukedde, abalabi ba...

Ye 220x290

Omusajja ow'ebbuba asazeesaze mukazi...

OMUSAJJA alumbye mukyala we ku bugenyi gw’alinamu abaana bana, n’amusala obulago n’amutta ng’amulumiriza obwenzi....

Funsa 220x290

Eyali Bishop. w'e Moroto afudde...

EYALIKO Omusumba w’e Moroto Bp. Henry Apaloryamam Ssentongo 83, afudde.

Fdc21a700517 220x290

Kkooti egobye omusango gwa Besigye...

KKOOTI etaputa Ssemateeka ewadde Dr. Kiiza Besigye amagezi okugenda mu kkooti ezize oba eri omulamuzi eyamulayiza...

Gavana w’e Nairobi ayiwaayiwa ssente...

GAVANA w’ekibuga Nairobi e Kenya, Mike Sonko 44, ayiwaayiwa ssente n’okukozesa ebintu ebiriko zaabu gamumyukidde...