TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abayimbi baweereddwa bbasale okusoma ku yunivasite

Abayimbi baweereddwa bbasale okusoma ku yunivasite

By Musasi wa Bukedde

Added 2nd October 2019

ABAYIMBI basakiddwa bbasale okwongera okusoma ku yunivasite baleme kuddamu kulabibwa nga abalemwa nga y'ensonga lwaki baddukira mu kuyimba.

Bursary 703x422

Sophie Gombya ng'afuna ebiwandiiko okuva eri omwogezi wa yunivasite ya St.Lawrence

Bya IGNATIUS KAMYA

ABAYIMBI basakiddwa bbasale okwongera okusoma ku yunivasite baleme kuddamu kulabibwa nga abalemwa nga y'ensonga lwaki baddukira mu kuyimba.

Bw’abadde ayanjula enkolagana ekibiina ekigatta abayimbi gye kyakoze ne yunivasite ya St.Lawrence ku National Theater Pulezidenti w'abayimbi, Sophie Gombya yagambye nti alina essuubi nti abayimba bakuganyulwa mu nteekateeka eno.

Ggombya era yasabye abayimbi okwettanira omukisa guno ogubaweereddwa basobole okwongera ku buyigirize bwabwe era balabike ng’abantu abasobola okutuula ne bateesa n’abantu b’obuvunaanyizibwa.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sit114 220x290

Gavumenti etandikidde Bwaise okugaba...

Gavumenti etandikidde Bwaise okugaba emmere

Fud1 220x290

Omugagga Ham awaddeyo obukadde...

Omugagga Ham awaddeyo obukadde 100 okudduukirira abali obubi olw'embeera ya Corona Virus

Denisonyango1703422 220x290

Coronavirus atta - Onyango

KAPITEENI wa Cranes, Denis Onyango, akubirizza Bannayuganda okwongera okwegendereza ssennyiga omukambwe 'COVID-19',...

Nakanwagigwebaalumyekoomumwa1 220x290

Emmere etabudde omukozi wa KCCA...

OMUKOZI wa KCCA alumyeko muliraanwa we omumwa ng’amulanga okutuma omwana okubba emmere ye, naye abatuuze bamukkakkanyeko...

Hell 220x290

Gav't etaddewo kampeyini ya ‘TONSEMBERERA’...

Gavumenti etaddewo kampeyini etuumiddwa “TONSEMBERERA” mw’eneeyita okutangira okusaasaana kwa ssennyiga wa coronavirus....