TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Aba Teddy Naluswa ebya Bugingo okwanjula Suzan bya kifere

Aba Teddy Naluswa ebya Bugingo okwanjula Suzan bya kifere

By Musasi wa Bukedde

Added 8th October 2019

AB’ENKAMBI ya Teddy Naluswa, maama w’abaana ba Bugingo bagambye nti okwanjula Suzan mu nkukutu kabonero kaabufere ne katemba.

Panda1 703x422

Teddy Naluswa lwe yayanirizibwa ku kkanisa e Makerere Kikoni.

 
Amaanyi bagatadde ku musango oguli mu kkooti n’okulaba nga Bugingo asasula ebisale by’abaana abali mu ssomero.
 
“Ebifaananyi bya Suzan ne Bugingo ebisaasaanye tebirina we bitukwatirako kubanga byonna bya kupangirira. Kyokka biyambye ensi okumanya nti Bugingo akkiririza mu bwenzi kubanga omusango gukyali mu kkooti ate adda atya mu kusaasaanya ebifaananyi ng’ali n’abakazi abalala?”
 
Baagambye nti Bugingo bw’aba mwanjulukufu kiki ekyamugaanyi okufukaamirira Suzan e Namboole mu lujjudde nga bwe yasuubiza.
 
Bagambye nti balinze lwa October 22, 2019 omusango lwe guddamu baanike obulimba bwa Bugingo mu maaso g’omulamuzi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mag1 220x290

Omubaka wa Igara West Rafael Magyezi...

Omubaka wa Igara West Rafael Magyezi eyaleeta ekiteeso ky'okuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti aweereddwa obwa...

Bra1 220x290

Biibino bye wasubiddwa mu mpaka...

Biibino bye wasubiddwa mu mpaka z'emisono

Ritahpenny1 220x290

Akabaga k’amazaalibwa ga Ritah...

Ritah Penny bamukoledde akabaga k'amazaalibwa akamucamudde.

Lytobosswife4 220x290

Mukyala wa Lyto Boss asulirira...

Omuyimbi Lyto Boss yeesunga 'ssukaali' mukyala we asulirira kuzaala

Hazard333 220x290

Hazard asuubizza aba Chelsea

Hazard agamba nti bw'aliba avudde mu Real Madrid, ayinza okuddayo mu Chelsea.