TOP

Omusuubuzi w'e Gaba bamutugidde mu nju ye

By Ponsiano Nsimbi

Added 10th October 2019

Abatemu abatanategeerekeka bayingiridde omusuubuzi w’e Kawuku Ggaba, Med Kahuma ne bamutuga

Kahuma2 703x422

Omugenzi Kahuma.

Bya Ponsiano Nsimbi

Abatemu abatanategeerekeka bayingiridde omusuubuzi w’e Kawuku Ggaba, Medi Kahuma ne bamutugira mu buliri.

Oluvannyuma ne bakuliita n’emmotoka ye ekika kya Benz nnamba UAZ725M, Laptop, engoye, engatto n'ebiwandiiko eby'omugaso bingi.

 booluganda nga bakungaanidde mu maka ga ahuma Abooluganda nga bakungaanidde mu maka ga Kahuma.

 

Ettemu lino libaddewo mu kiro ekyakeesezza leero (Olwokuna).

Poliisi omulambo egutte mu ggwanika e Mulago okwongera okugwekebejja era ekutte muganzi wa Kahuma ategeerekeseeko erya Anitah agiyambeko mu kunoonyereza.

Amaka g'omugenzi we baamutugidde.

 booluganda lwa mukyala wa ahuma nga bakubagiza munnaabwe dith anyurizi ahuma gweyali yazaalamu omwana Abooluganda lwa mukyala wa Kahuma nga bakubagiza munnaabwe, Edith Kanyurizi, Kahuma gw'eyali yazaalamu omwana. ()

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nsonga 220x290

FUFA etongozza kampeyini ya AFCON...

FUFA etongozza kkampeyini ya Uganda okugenda mu Africa Cup of Nations e Cameroon omwaka ogujja ne bateekawo engombo...

Fufaafconprepsoct23bukedde6 220x290

Cranes yaakutambulira mu Bombardier...

Abakungu ba FUFA bagamba nti ennyonyi ya Uganda Airlines y'egenda okubatumbuza nga bagenda okuzannya Burkina Faso...

Capture 220x290

Poliisi ekutte omuwala abba ssente...

Poliisi ekutte omuwala abba ssente ku masimu: Akoppa pin code n'azeesindikira

Buv1 220x290

Omuliro gusaanyizzaawo ebintu ku...

Omuliro gusaanyizzaawo ebintu ku kizinga e Buvuma

Kcca1 220x290

Ow'e Swaziland waakulamula ogwa...

Sifiso Nxumalo, Petros Mzikayifani Mbingo (Swaziland) ne Njabulo Dlamini (South Sudan)baakuyambako Thulani Sibandze...