TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Aba People Power bagobaganye ne Poliisi e Kawempe

Aba People Power bagobaganye ne Poliisi e Kawempe

By Musasi wa Bukedde

Added 10th October 2019

WABADDEWO embeera ey’obunkenke e Kawempe poliisi ng'eyambibwako aba LDU bwe baabadde bagumbulula abawagizi b’ekisinde kya People Power.

Kawempe2 703x422

Meeya Sserunjogi (mu ttaayi emmyufu) ne banne nga bagumbye ku kitebe kya Poliisi e Kawempe.

Bya Reginah Nalunga

WABADDEWO embeera ey’obunkenke  e Kawempe poliisi ng'eyambibwako aba LDU bwe baabadde  bagumbulula abawagizi b’ekisinde kya People Power.

Aba People Power nga bkulembeddwaamu meeya w’e Kawempe, Emmanuel Sserunjogi baakedde ku poliisi nga baagala eyimbule bannaabwe omukaaga abakwaatiddwa ku Lwokubiri lwa wiiki eno.

Abaakwaatibwa baggyibwa ku ofiisi y’ekitebe kya munisipaali y’e Kawempe bwe baali bagenze okusisinkana Sserunjogi mu kisenge omuteesezebwa.

Embeera eno eviiriddeko entambula y’emirimu okusannyalala ku luguudo lwa Bombo Road.

 kitebe kya oliisi e awempe awagambibwa okuba nga gye baasibidde aba eople ower Ekitebe kya Poliisi e Kawempe awagambibwa okuba nga gye baasibidde aba People Power.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sab3 220x290

Omubaka Ssewungu awabudde Gavumenti...

Omubaka Ssewungu awabudde Gavumenti ku misaala gy'abasomesa

Seb2 220x290

Abaana babiri okuva mu famire emu...

Abaana babiri okuva mu famire emu bafiiridde mu kidiba e Lwengo

India1 220x290

Ab’omu Buyindi bakaaye ku bayizi...

EKITONGOLE ky’ebigezo ekya UNEB nga kikyasala entotto okutangira obubbi bw’ebigezo, yo mu Buyindi bambazizza abayizi...

Amomentwithteachergracenampiimaeditortotomagazinewebuse 220x290

Ensonga 5 lwaki omwanawo olina...

Abakugu bakulaga ensonga lwaki osaanye okusasulira omwana wo okugenda okulambula

Passionfruitpannacotta800800webuse 220x290

Ebivaako omwana okuziyira

Genderera omwana wo okutangira okuziyira okusobola okutangirwa