TOP

Endongo ya Afrigo ewooma!

By Martin Ndijjo

Added 12th October 2019

Aba Afrigo bandi bakubye emiziki egifuukudde abadigize ne bazina amazina aga buli kika.

Ban1 703x422

Moses Matovu nga afuuwa omulere

Endongo ewooma! Endongo ya Afrigo ewoomera ddala.

Ebyo bye bimu ku bigambo obwedde ebyogerwa abawagizi ba Afrigo bandi wakati mu kubakuba emiziki ne bazina amazina aga buli kika.

 mugagga take ku kkono ne banne nga bakona ddansi Omugagga Ntake ku kkono ne banne nga bakona ddansi.

Obwedda buli luyimba lwe basuulamu ng’abantu basituuka mu butebe okuzina gwe eyakatuuka ng’oyinza okulowooza batandika butandisi

 byana nga binyumirwa endongo ya frigo Ebyana nga binyumirwa endongo ya Afrigo.

Baabadde ku Hotel Africana mu konsati ya Afrigo bandi eyatumiddwa ‘Teri mubi.

Ow’ekittibwa, Kaddu Kiberu eyabadde omugenyi omukulu yasiimye aba Afrigo olw’okuteekawo omusingi bandi enddala mu ggwanga kwe zizimbidde era asabye gavumenti bano basiimibwe mu ngeri eyenjawulo nga babawa emiddaali nga gye bawa abantu abalala abalina ebintu eby’amaanyi bye bakoze mu ggwanga.

 ddy awe ngayimba Eddy Yawe ng'ayimba
 abagagga harlie ubega ne ob abonero abagagga Charlie Lubega ne Bob Kabonero

 

 mugagga wasa ku ddyo ne usa avuma Omugagga Lwasa (ku ddyo) ne Musa Kavuma KT

 

 wek addu iberu ne take nga bazina Owek. Kaddu Kiberu ne Ntake nga bazina

 

 ono nga nnyumirwa endongo ono nga nnyumirwa endongo

 

 agoola ne oanita awalya Magoola ne Joanita Kawalya

 

 bano nga bazina bano nga bazina

 

 bano nga banyumirwa bano nga banyumirwa

 

 bano nga bakona ddansi bano nga bakona ddansi

 

abagagga take  harlie ubega nabalala abagagga Ntake, BMK, Charlie Lubega n'abalala

 

 harlie ubega easch segawa eddie sereko nabalala nga banyumirwa Charlie Lubega, Measch, Ssegawa, Meddie Nsereko n'abalala nga banyumirwa
 
 bengoma nga basanyusa abantu Ab'engoma nga basanyusa abantu

 

 


 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Paska 220x290

Mukoka asse omukadde

Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze ku kyalo Kaliisizo South mu Kalisizo Town Council mu disitulikiti y'e Kyotera,...

Fari1 220x290

Laba amaziga g’essanyu.

Munnakatemba era omuzannyi wa firimu Faridah Ndausi bamukoledde akabaga k'amazaalibwa nga takasuubira, akaabye...

Mbarara City ekutte Nkata ku nkoona...

Brian Ssenyondo akomezeddwawo okutwala Mbarara City mu maaso oluvannyuma lw'okukwata Nkata ku nkoona.

Buloba1 220x290

Blick afunzizza engule y'ezaakafubutuko...

Blick kati abuzaayo empaka za mirundi 2 (Kapeeka ne Boxing day)okulangirirwa nga kyampiyoni w'ezaakafubutuko....

Img3804webuse 220x290

Ekivvulu kya Toto kiri mu ggiya...

Ekivvulu ky'abaana ekya ToTo ekitegekebwa Vision Group kyengedde nga kati olwa December 8 lwe lulindirirwa lwokka...