TOP

Kiki ekifuna sizoni eno?

By Musasi wa Bukedde

Added 14th October 2019

Obadde okimanyi nti ku 40,000/= osobola okutandika bizinensi ya Success Cards ne wenogera ensimbi?!

Card1 703x422

Omusuubuzi ng'ategeka kaadi z'atunda ku luguudo

Bya Patrick Kibirango
 
 
KIKI EKIFUNA:
Obadde okimanyi nti ku 40,000/= osobola okutandika bizinensi ya Success Cards ne wenogera ensimbi?! 
 
Wekkaanye bino; 
Bizinensi yonna okusobola okugifunamu olina okusooka okugibala obulungi.

 Ofunamu otya?

 
1. Ze batunda 1000/=, daziini esuubulwa 8000/=  kitegeeza ofunako 4000 ate nga zisobola okweyongerako kuba osobola okugyitunda 1500=.
 
2. Ze batunda 500/=, Obutuno mubaamu 24 nga zisuubuzibwa 5000/=  kitegeeza ofunako 7000/=.
 
3. Ezitundibwa  3000/=, daziini esuubulwa 15000/= kitegeeza ofunako 21000/=
 
4. Ze batunda 2000/=, daziini esubulwa  12000/= kitegeeza ofunako  12000/=. 
 

 Abatunda kaadi zino bagamba nti ekibagaazisa omulimu guno tebakolera ku puleesa anti sizoni bweggwaako ng'emmali yo ogitereka ng'olinda sizoni bwe nadda. 

Tosigalira mu bwavu, naawe osobola okubaako kyokola.
 

 

 

 

 
 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Paska 220x290

Mukoka asse omukadde

Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze ku kyalo Kaliisizo South mu Kalisizo Town Council mu disitulikiti y'e Kyotera,...

Fari1 220x290

Laba amaziga g’essanyu.

Munnakatemba era omuzannyi wa firimu Faridah Ndausi bamukoledde akabaga k'amazaalibwa nga takasuubira, akaabye...

Mbarara City ekutte Nkata ku nkoona...

Brian Ssenyondo akomezeddwawo okutwala Mbarara City mu maaso oluvannyuma lw'okukwata Nkata ku nkoona.

Buloba1 220x290

Blick afunzizza engule y'ezaakafubutuko...

Blick kati abuzaayo empaka za mirundi 2 (Kapeeka ne Boxing day)okulangirirwa nga kyampiyoni w'ezaakafubutuko....

Img3804webuse 220x290

Ekivvulu kya Toto kiri mu ggiya...

Ekivvulu ky'abaana ekya ToTo ekitegekebwa Vision Group kyengedde nga kati olwa December 8 lwe lulindirirwa lwokka...