TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Eyali bba wa Kulannama awadde Kenzo amagezi: 'Guma muto wange, naffe twabiyitamu ne biggwa'

Eyali bba wa Kulannama awadde Kenzo amagezi: 'Guma muto wange, naffe twabiyitamu ne biggwa'

By Josephat Sseguya

Added 15th October 2019

Eyali bba wa Senga Kulannama n’amugoba, Abdul Lubega, awadde Kenzo amagezi nti byonna by’ayitamu ye (Lubega) bifaanana n’ebibye Kulannama bwe yamugoba mu February wa 2019.

Kulanna 703x422

Abdul Lubega, awadde Kenzo amagezi nti byonna by’ayitamu ye (Lubega) bifaanana n’ebibye Kulannama bwe yamugoba mu February wa 2019.

“Muto wange Kenzo guma kubanga nange Kulannama bwe yangoba nakogga, nasiiwuuka, neesika naye ng’ekinnuma kwe kungoba nga sibitegeddeeko nga ne gye byatandikidde simanyiiyo.

Naye olw’okuba nali sisobola kugenda mu bya busamize, nakkiriza ne mmuviira. Ky’olina okukola kati kukkiriza nti ekyo kyabaddewo era ogende mu maaso.

Nange nnafunayo omukyala omulala Hajat Sophia eyanneerabiza Kulannama. Ate nange era nnina omwana ewa Kulannama ate nga naye muwala ky’ova olaba ng’amagezi ge nkuwa g’oba ogenda nago kuba tufaanana.

Abaana abawala bafaanana bamaama baabwe era bye babagamba bye batwala, kati awo manya nti osigadde wekka era kikkirize...

Obubaka buno Lubega yabuweerezza Bukedde ng’agamba nti yali yasirika dda mu bulumi naye ayagadde alage abantu kye yayitamu nga waliwo n’omuntu omulala (Kenzo) gw’ayamba.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Salma 220x290

‘Siyinza kuganza mwana ne kitaawe...

ABATUUZE b’e Namungoona baalabye katemba omukozi ne mukama we bwe beerangidde ebisongonvu lwa kumugoba ku mulimu...

Nakayenze 220x290

Bazzeemu okutiisatiisa omubaka...

OMUBAKA omukazi owa disitulikiti y’e Mbale mu Palamenti Connie Nakayenze Galiwango bimusobedde eka ne mu kibira...

Jake1 220x290

Musajja wa Trump akoze olutalo...

WAABADDEWO akasattiro mu Palamenti ya Amerika, omusajja omuwagguufu bwe yakubye abaserikale ekimmooni n’alumba...

Bab12 220x290

Lwaki obufumbo bwa Basserebu busasika...

Lwaki obufumbo bwa Basserebu busasika

Malac 220x290

Omubaka wa Amerika atadde akaka...

ABADDE Ambasada wa Amerika mu Uganda alabudde ku ky’okukyusa obuyinza mu Uganda mu mirembe bw’ategeezezza nti,...