TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ab'e Kibuli boogedde ku bya Kenzo ne Sheikh Muzaata

Ab'e Kibuli boogedde ku bya Kenzo ne Sheikh Muzaata

By Eria Luyimbazi

Added 15th October 2019

Sheikh Abdul Salaam Mutyaba Imaam w’omuzikiti gw’e Kibuli yagambye bakyetegereza ebya Kenzo era bagenda kutuuza olukiiko balabe eky’okukikolera.

20128largeimg210aug2012144442107703422 703x422

Sheikh Abdul Salaam Mutyaba Imaam w’omuzikiti gw’e Kibuli yagambye bakyetegereza ebya Kenzo era bagenda kutuuza olukiiko balabe eky’okukikolera.

Ate amyuka Supreme Mufti, Sheikh Muhamood Kibaate yagasseeko nti bagenda kubaako kye boogera eri eggwanga mu bbanga ttono ku bya Kenzo ne Muzaata nga tebinnasajjuka.

Poliisi egobye aba Kenzo mu kwekalakaasa

Eggulo abawagizi ba Kenzo nga 10 poliisi yabazingizza nga baweta okwambuka ku muzikiti gw’e Kibuli ne babuna emiwabo.

Baabadde bakutte ebipande ebisaba Muzaata okwetondera ‘Super Star Kenzo’, nti tebayinza kufiirwa muntu waabwe kubayimbira olw’omuntu omu.

Wabula bano olwalabye Poliisi ne badduka, n’ebipande ebimu ne babisuula mu luguudo.

EBIRALA KU MUZAATA ATEERYA NTAMA!

Muzaata bamutaddeko akazito ku musomesa gwe yakubye
Ebya Sheikh Nuuhu Muzaata biranze abasiraamu bamugobye e Butambala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Okutulugunya abakyala kweyongede...

Joan Nakilanda nga ono Alina emyaka 21 yafumbirwa nga alina omyeka 17 era nazala omwana we asoka neba. Oluvanyuma...

Kuba 220x290

Munnayuganda atuuziddwa nga omusumba...

MUNNAYUGANDA eyalondebwa okufuuka Omusumba w’essaza ly’Eklezia erya Aliwal e South Afrika atuuziddwa mu kitiibwa,...

Br1 220x290

Leero mazaalibwa ga Jose Roberto...

Leero mazaalibwa ga Jose Roberto Gama De Olivieira amanyiddwa nga Bebeto eyali emmunyenye ya Brazil

Carol 220x290

Omwawule akoze siteetimenti ekontana...

REV. Isaac Mwesigwa bwe yaggyiddwa e Soroti yatwaliddwa butereevu ku kitebe kya poliisi e Naggulu mu Kampala n’akola...

Jit1 220x290

Poliisi etandise omuyiggo gw'abavubuka...

Poliisi etandise omuyiggo gw'abavubuka abagambibwa okukuliramu okwekalakaasa e Kawempe