TOP

Ab'e Mbarara bazimbye Ekkanisa ey'omulembe

By Ali Wasswa

Added 15th October 2019

Ssaabalabirizi Stanley Ntagali yagenda okugiggulawo nga Pulezidenti Museveni yasubirwa okuba omugenyi omukulu.

Mbararakkanisa 703x422

Ekkanisa eyazimbiddwa e Mbarara

ABAKRISITAAYO   b’omu kibuga Mbarara mu Bulabirizi bwa Ankole bali mu keetaalo nga beetegekera okuyingira ekkanisa yaabwe ey’omulembe ku mukolo ogw’okubaawo nga October 20.

Ssaabalabirizi Stanley Ntagali yagenda okugiggulawo nga Pulezidenti Museveni yasubirwa okuba omugenyi omukulu.

Omulimu gw’okuzimba ekkanisa eno gukulirwa Fred  Kafoko  ne Ssaabadinkoni  Can. Nathan Bob Mwesigwa abaagambye nti kkanisa ezimbiddwa Abakrisitaayo b’e Mbarara nga pulezidenti yabawa obukadde 500 ezisigadde

Abakrisitaayo ne bazisonda mu mitendera egy’enjawulo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Thumbnailunaiemerypoints 220x290

Martin Keown anyiizizza aba Arsenal...

Martin Keown, omu ku bazibizi abaayitimukira ennyo mu Arsenal era nga yali mu ttiimu eyawangula Premier nga tekubiddwaamu...

Gareth Bale ali ku yoleke

Gareth Bale ali mu kattu olw’abawagizi ba Real Madrid abaanyiize olw’okulaga nti ttiimu eno y’ekoobera mu bintu...

Mauriciopochettino2019 220x290

Barcelona eyagala Pochetinno asikire...

Barcelona, bakyampiyoni ba Spain bandikola eky’omuzizo ne bakansa omutendesi eyatendekako Espanyol FC, bwe batalima...

Bwakikola 220x290

Biibino ebitundu ebirala ebyefudde...

NE WANKUBADDE ng’abantu abasinga Bermuda Triangle bamumanyi ng’ekifo ekibuzaawo abasaabaze ababeera mu nnyonyi...

Son 220x290

Taata na yasooka kunkolako byawongo...

OKUSOBYA ku bawala ng’ate ababasobyako bahhanda zaabwe mu maka mwe babeera kikyali kizibu kinene ekyetaaga okunogera...