TOP

Gwe baalongosa ensigo yeebazizza Bukedde

By Ali Wasswa

Added 15th October 2019

Brian Ndyamusimanta yagambye nti aba Bukedde olupapula ne ttivvi be baamuyamba okumanyisa Gen. Salim Saleh eyamutwala ewa pulezidenti n’amuwa ssente ez’okumujjanjaba.

Brianboy 703x422

Brian Ndyamusimanta gwe baalongosa enisgo

OMUVUBUKA  eyalina obulwadde bw’ensigo Pulezidenti n’amuwa obukadde 600 okugenda e China okumujjanjaba yeebazizza Bukedde.

Brian Ndyamusimanta yagambye nti aba Bukedde olupapula ne ttivvi be baamuyamba okumanyisa Gen. Salim Saleh eyamutwala ewa pulezidenti n’amuwa ssente ez’okumujjanjaba.

Yagambye nti Bukedde yonna agyebaaza olw’okubeera n’omutima omusaasizi ne bataasa obulamu bwe nga babuulira abantu embeera gye yalimu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Starleaguenov162019kccabtvipers10kizzaandwilla2 220x290

KCCA FC ekubye Vipers awaluma

KCCA FC emezze Vipers SC egikyalidde e Lugogo ku kisaawe kya Star Times ku ggoolo 1-0 ng’eteebeddwa Mike Mutyaba...

Buza 220x290

Omusajja omukodo abuza omuliro...

TEWALI kintamizza basajja nga bukodo. Balinga abatamanyi nti omukyala yenna aweebwa kubanga kibi nnyo okukama ente...

Wuga 220x290

Omulwadde wa siriimu asobola okuzaala?...

NDI mukyala ayagala waakiri okuzaalayo omwana omu kubanga nnina siriimu. Naye ssenga, kandida annuma naye neebuuza...

Jino 220x290

Ow’emyaka 90 alumirizza ekkanisa...

NNAMUKADDE ow’emyaka 90 alumirizza ab’ekkanisa ya Uganda okumutundira mu ttaka ly’abaddeko emyaka egisoba mu 60....

Linda 220x290

Stecia awadde Julie obukwakkulizo...

ABAYIMBI n’abasuubuzi bongedde ebbugumu mu nteekateeka y’emikolo gy’okwanjula kwa Julie Ssemugga egisuubirwa okubeerawo...